Ma baby bu bu buubu
Nze Lebboman
Ne Baba ku mapeesa, wo
Baby, Sumaya

Jangu eno Sumaya
Tondeka mukwano Sumaya
Wandeka nga nkaaba
Wandeka mu kidaala nga mbiibya
Jangu eno Sumaya
Tondeka mukwano Sumaya
Wandeka nga nkaaba
Wandeka mu kidaala nga mbiibya

Tokigeza neweesibira eyo
Nze obeera onkumye omuliro mwoto
Obwongo n’omutiima bisula eyo
Nze wanzigalira mu lock
Love yo bwe liba ddagala lyanoga
Nze wansiba miguwa baby
Am ready, am ready, am ready
To fall your loss
Nga bwe gwali edda mu ntandikwa
Temwali kukaaba maziga mu love yaffe Mwalimu okuzina amazina ga sanyu
You are my baby
ŋŋamba kye nsobezza ntereeze

Jangu eno Sumaya
Tondeka mukwano Sumaya
Wandeka nga nkaaba
Wandeka mu kidaala nga mbiibya
Jangu eno Sumaya
Tondeka mukwano Sumaya
Wandeka nga nkaaba
Wandeka mu kidaala nga mbiibya

Love enyuma nga gw’oyagala akufaako ng’ekimuli ekito
Essente enyuma ozirina oziryako ne gw’oyagala ennyo
Tobaleka okuseka baby tonkyaawa
Mu mutima obeera onfumise maggwa
Am ready to do buli ky’oyagala
Tondeka naawe beera fair
Gw’amanyi ebyama byange
Gw’amanyi obunafu bwange
Wanzibikira amaaso sirinayo oundi
Ezira mulala, niiwe gwe ninda
Oli muntu omu gwe neetaga
Abalala nze seefasa nabita nabikoowa,
Nakuwa omutima gwali gumu watwala oh

Jangu eno Sumaya
Tondeka mukwano Sumaya
Wandeka nga nkaaba
Wandeka mu kidaala nga mbiibya
Jangu eno Sumaya
Tondeka mukwano Sumaya
Wandeka nga nkaaba
Wandeka mu kidaala nga mbiibya

Love yo bwe liba ddagala lyanoga
Nze wansiba miguwa baby
Am ready, am ready, am ready
To fall your loss
Nga bwe gwali edda mu ntandikwa
Oli muntu omu gwe neetaga
Abalala nze seefasa nabita nabikoowa,
Nakuwa omutima gwali gumu watwala oh

Jangu eno Sumaya
Tondeka mukwano Sumaya
Wandeka nga nkaaba
Wandeka mu kidaala nga mbiibya
Jangu eno Sumaya
Tondeka mukwano Sumaya
Wandeka nga nkaaba
Wandeka mu kidaala nga mbiibya

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *