Big up Zuchu
Jera
Ono bw’ampaana tamala
Mbu nze asingayo okuwooma (hmmm)
Ono omwana buli lw’ajja
Mba nga candle nze nkoleera (nkoleera)
Seeganya muliisa
Bwayitako chance mubuuza (ongeza)
Nze mussa ebiriisa
Ne mu chai aba ampoloota ah
Ssi ka ssente nze ntala (eeh eh)
Ngula honey ne sugar (awo)
Mudalasiini bw’abula (eeh eh)
Nga nze ngattawo akajaani
Buno obuwoomi bwa ddala (eeh eh)
Baby wange bw’akyagala (awo)
Sisussa nunga mpola (eeh eh)
Baby wange talwa kufa sukaali (awo)
Sukaali (banuuna)
Sugar sukaali (banuuna)
Ah Sukaali (banuuna)
Sugar sukaali (banuuna)
Ah sukaali (banuuna)
Sugar sukaali (banuuna)
Sukaali (banuuna)
Ah sugar sukaali (banuuna)
Bw’ajja nga muyala, hmmm
Nze eno ewange neetala
Nfuna ka water jug, hmmm
Ne nteekamu entangawuzi eh yeah
Kwata taata, kwata taata (eeh eh)
Kwata taata tojula (tojula)
Gaaya taata, gaaya taata (eh eh)
Gaaya taata tojula (tojula)
Ndeete binyeebwa taata we?
Oba oyoya kitumbuuwa?
Mpola mpola sisussa yeah
Baŋŋamba sukaali tawona ntya
Ssi ka ssente nze ntala (eeh eh)
Ngula honey ne sugar (awo)
Mudalasiini bw’abula (eeh eh)
Nga nze ngattawo akajaani
Buno obuwoomi bwa ddala (eeh eh)
Baby wange bw’akyagala (awo)
Sisussa nunga mpola (eeh eh)
Baby wange talwa kufa sukaali
Ah sukaali (banuuna)
Sugar sukaali (banuuna)
Ah sukaali (banuuna)
Sugar sukaali (banuuna)
Ah sukaali (banuuna)
Sugar sukaali (banuuna)
Sukaali (banuuna)
Sugar sukaali (banuuna)
Kati ndoga waaki ono omwana ebyange
Nga bye yasiima
Namuwa sukaali erinnya yakyusa
Kati ampita lya Sugar
Agamba nyoo-la sugar (n’ankwata)
Nyoola ekiwato Sugar (n’ankwata)
Agamba nyoo-la ekiwato Sugar (n’ankwata)
Nyoola ekiwato Sugar (n’ankwata)
Agamba nyoo-la ekiwato Sugar (n’ankwata)
Nyoola ekiwato Sugar (n’ankwata)
Ah this a Legend Production