S.M
Jonah Pro

Nsazeewo kyere, baby wange
Kino ekyama nkibotodde
Kabanyiige, kabakaabe
Abo be bamanyi shida zaabwe
Wannonda, nakulonda
Akatali kabbe
Eggumba ne bw’osuula awo mu mulyango
Hakuna shida
Guno otte mukago baby (aaah)
Nakigambye ne daddy (aaah)
Nti ku ggwe ntaama kamanyuki
Manya nze ali ku duty

Ssi nsonga
Ne bw’oba ovuga okada
Ssi nsonga
K’ebe maanyi ga kifuba
Ssi nsonga
Nze bwe mba nga nkwagadde
Eyo ssi nsonga
Ssi nsonga
Ne bw’otambuza ebigere
Ssi nsonga
Ne bwe buba bu katunkuma mbulya
Ssi nsonga
Nze bwe mba nasiima gwe
Eyo ssi nsonga

Sigaanye olumu bitabuka
Ebyo nsuubira okubigumira
Nga bwe tuzaala abaana
Bw’oyiiya ssente
Mmanyi tulibiwona
Tuliva ne mu bupangisa
Tuzimbe olubiri
Nga buli atuukawo kw’akomya amaaso
Kiriba (kiribaaa)
Nnyiga abagenyi abakulwanyisa
Ndiwoza misango gye bakuloopye
Ndibangawo ssiriva ku side yo
Kama mbaya ni mbaya

Ssi nsonga
Ne bw’oba ovuga okada
Ssi nsonga
K’ebe maanyi ga kifuba
Ssi nsonga
Nze bwe mba nga nkwagadde
Eyo ssi nsonga
Ssi nsonga
Ne bw’otambuza ebigere
Ssi nsonga
Ne bwe buba bu katunkuma mbulya
Ssi nsonga
Nze bwe mba nasiima gwe
Eyo ssi nsonga

Yeggwe ansanyusa omutima
Atandaganga ku ttima
Bonna be ndaba obakira
Ndabayo abeeyita abaniga
Gwe eyamponya okujula
Watereeza emmeeme yange
Ke wammatiza, kati mpulira namala
Guno omwoyo, omwoyo
Gutwale omwoyo
Omwoyo, munnange wagubba omwoyo, babe
Guno omwoyo, omwoyo
Gutwale omwoyo
Omwoyo, munnange wagubba omwoyo, babe

Ne bw’oba ovuga okada
K’ebe maanyi ga kifuba
Nze bwe mba nga nkwagadde
Eyo ssi nsonga
Ne bw’otambuza ebigere
Ne bwe buba bu katunkuma mbulya
Nze bwe mba nasiima gwe
Eyo ssi nsonga

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *