Kenzo
Yeah

Muliwa ba ssemyokozo abaakolamu?
Obulamu bunyuma bw’oba nga wakolamu
Sirina biseera nze ŋenda, ahead
Ekindeese kwe kubuusa abo, oh yee
Ebigambo tebigula mata
Atalina ssente erindaazi talifumita
Ebintu bya buseere make-up
N’ebizigo bya buseere, yeah yo
Ebintu bya buseere make-up
N’ebizigo babiseera nnyo eh eh
Ba nga ffe ba Love Nigga
Abagaba laavu n’ensimbi
N’omwana asaba Meleva
N’omuwa milk n’abuuka

Ssemye, ssemye, ssemye, ssemye
Ssemye Ssemyekozo yakolamu
Ssemye, ssemye, ssemye, ssemye
Ssemye Ssemyekozo yakolamu

Naye gwe bwe nkuwa lemon
Ng’okola lemonade
Ng’olinnya grade
Ndowooza ya kiloodi eh
Sabula, njabala
Digida, osobola
Beerayo ng’omanyi, eyo
Bw’otakola nsimbi gw’omanyi, leero
Laavu ya leero eya kati, eyo
Ebintu bya kiwaani, leero
Omukwano gwadda ku nsimbi
Sso nga tegwali gwa nsimbi
Omukwano gwadda ku nsimbi
Sso nga tegwagulanga nsimbi
Muliwa ba ssemyokozo abaakolamu?
Obulamu bunyuma bw’oba nga wakolamu

Osaanye n’omuwa
Maama w’abaana n’omuwa
Kirungi n’omuwa oyo
Omwana wa maama, n’anyuma eeh
Osaanye n’omuwa
Ye maama w’abaana, n’omuwa eeh
Ekirungi n’omuwa oyo
Omwana wa maama anyumirwe
Osaanye n’omuwa
Ye maama w’abaana n’omuwa eeh
Kirungi n’omuwa oyo
Omwana wa maama, n’anyuma eeh

Yeah man
Kenzo
Ron Bro
Yeah man
Eba
Yeah man
Yeah
Acha maneno
Otafute pesa my love
Okay?

Submit Corrections

4 thoughts on “Ssemyekozo Lyrics – Eddy Kenzo”
  1. Kenzo tonaba okyayimba Nyo nkakasa n’omukolo gwa Rema ojakuguyimbako naye ffe ebyo tebitugasa yimba ennyimba ezitegeerekeka ove mu gasiya. Rema gwoliko oluyimba lwa Gutujja ssi yeyaluwandiika ba B2C bebaluwandiika nebatekaamu Ssemyekozo gwotandiise okututendera. In fact kantu gwe Oli Ssemyekozo kuba gwe olowooza buli mukazi malaaya nti ayagala ssente. If you continue with that allogancy, you will never get a permanent wife. Obwo bu Aganaga obukupika bwafa DDA emitwe bumanyi kimu gwenyigira muntalo za bakazi. Hamza Alina bingi byakusinga ate byolina okumanya. Gyawo obujja totulaga nti Kati omukazi omwagala kyoka nga wali omuyisaamu amaaso.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *