Ron
Mwana gwe bakkola, bakkola, bakkola
Nze nagaana okukkuta bakkola
Yeggwe eyawangula
Wawangula buli we ndaba
Gwe wawangula aah
N’amapenzi gajjula
Nze ne bw’onkebera najjula
Mukwano wajjuza najjula
Zino ensonga za kuteesa
Bwe muba ebikyamu bya kukyusa
Mukwano ngya kuteesa aah
Mu love ndi professor tokikyusa
Tubiggyemu obukuusa aaah, eeh!
Wano sivaawo (olimba)
Bw’oba nga wooli sivaawo (olimba)
Mukwano wooli sivaawo ooh (olimba)
Leero sivaawo aah (olimba)
Wano sivaawo (olimba)
Mukwano leero nsula eno (olimba)
Wangoba ku bano abatasalawo (olimba)
Leero sivaawo (olimba)
Kati kati kati kati kati
Njagala nkulabe baby ‘cause you’re pretty
Kati kati kati kati kati
Baby kati kati
Yanguwa eno baby yanguwa eno I want it
N’omutima gwo gutwale baby take it
Nkwagala kufa mukwano gwe oli lo fit
Mukwano gwe oli lo fit, eeh
Wano sivaawo (olimba)
Bw’oba nga wooli sivaawo (olimba)
Mukwano wooli sivaawo ooh (olimba)
Leero sivaawo aah (olimba)
Wano sivaawo (olimba)
Mukwano leero nsula eno (olimba)
Wangoba ku bano abatasalawo (olimba)
Leero sivaawo (olimba)
Mwana gwe bakkola, bakkola, bakkola
Nze nagaana okukkuta bakkola
Yeggwe eyawangula
Wawangula buli we ndaba
Gwe wawangula aah
N’amapenzi gajjula
Nze ne bw’onkebera najjula
Mukwano wajjuza najjula
Zino ensonga za kuteesa
Bwe muba ebikyamu bya kukyusa
Mukwano ngya kuteesa aah
Mu love ndi professor tokikyusa aah
Tubiggyemu obukuusa aaah, eeh!
Wano sivaawo (olimba)
Bw’oba nga wooli sivaawo (olimba)
Mukwano wooli sivaawo ooh (olimba)
Leero sivaawo aah (olimba)
Wano sivaawo (olimba)
Mukwano leero nsula eno (olimba)
Wangoba ku bano abatasalawo (olimba)
Leero sivaawo (olimba)