Hey Sekret
You know me sitya danger (eh)
You know me sitya (eh)
You know me sitya danger
So nebwokanga, nebwotiisa
You know me sitya danger
Nebwokanga, nebwotiisa
You know me sitya danger
Hey Sekret

Mbadde mbuuza mmwe abatuloga
Mufunayo ku kadde nemutukeberako?
Oba mumanyi tuli bubi?
Bwe tufuna ebirungi kyo kibayisa kitya?
Bwe neeyisa obulungi mbu ate mbeegula
Kyokka ate bwe nsirikako muwoza neeraga!
Bwe mulaba nkalumye mbu ate neekoza
Kyokka ate lwesikalumye mbu ssente zaabula!
Mbeewala yadde munneefasa
Amaaso gabakanuse mulinga nga nsega
Olaba n’Abamerika mbakuba obawuza
Bwe ngwa ku b’amapiano gulibula asala (eh)

You know me sitya danger (eh)
You know me sitya (eh)
You know me sitya danger
So nebwokanga, nebwotiisa
You know me sitya danger
Nebwokanga, nebwotiisa
You know me sitya danger

Kampala bw’alinga nga nsomba byuma
Bwakeera kabaliga nnumbye
Anti omuziki temuliimu interview
Bwentyo mu ragga nensonga
Nze mbalayirira, ngya bafuukira kiri kye baawalula
Nze mbalayirira, ngya bafuukira kiri kye baawalula
Oba nkyuseemu mbakwate ku kataago
Mbeere ng’omusezi alumbiddwa ekitambo
Balikaaba, balisinda, baliwoloma obugere balisiita (eh)

You know me sitya danger (eh)
You know me sitya (eh)
You know me sitya danger
So nebwokanga, nebwotiisa
You know me sitya danger
Nebwokanga, nebwotiisa
You know me sitya danger

Oba nkyuseeko mbakubeko mu lulatini
Trouble mu Uganda yenze mulabbayi
Eeh, mululatini
Trouble mu Uganda yenze mulabbayi
Akusigula malinya nanti bw’ogwa
Y’akuyita kadduwannema nno bw’ogwa
Vva ku ba people, bwe baba ba mbwa
(Baveeko bwe baba ba mbwa)
Hmm, kale tuli bubi
Temulaba nga tuli bubi?
Tuli bubi, temutulaba?
Ffe tuli bubi nnyo

You know me sitya danger (eh)
You know me sitya (eh)
You know me sitya danger
So nebwokanga, nebwotiisa
You know me sitya danger
Nebwokanga, nebwotiisa
You know me sitya danger

Hey Secret…

One thought on “Sitya Danger Lyrics – Alien Skin”

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *