Wire ya ya ya ya
Bakaaba, wire ya ya ya ya
Gwe, omukyala yenna, beera mugumiikiriza
Bwotegendereza bakukubye sumagiza

Ennyumba ne ssente k’ojooga ebintu eby’omulembe
Bakwogerako onyirira mbu tova ku mulembe Namakula Rema, osaana ssaala za Pastor Bugembe
Olumu osula Ntebe eyo mbu olumu osula Mubende
Ennaku zino oyimba n’akayimba mbu toli muyembe
Oyagala kkulya tolinda bya kwengera (gwe)
Abakazi balina amaduuka mu Kiyembe
Bagagga naye bambi banakyeyombekedde
Kati bafuuka na ba sugar mummy
Olumu babafuula bakazi b’ebbali
Naye gwe onyirira bakuyita muka designer
Bakufera okukuguza ekintu ky’Omuchina

Before you go, eyo sister
Oyige bwebakwata omusajja
Before you go, eyo sister
Gwe ojje oyige bwebakwata omusajja
Before you go, eyo sister
Oyige bwebakwata omusajja
Before you go, eyo sister
Gwe ojje oyige bwebakwata omusajja

Goberera ekkubo story za Zuena
Ba Barbie abo ba Daniella
Namakula Rema love kyama kya babiri
Mu maka kireeta ensimbi okuwera
Olugambo bulwadde bwa cholera
Bo bakugamba omusajja takugyamu
Mbu wafuna na musiraamu
Kale gwe leeta ekitabo
Mwanadamu n’ekkalaamu
Wano nkusomesa ebikyamu
Taata German Karim
Bannange ndeese regime
Kayimba kali ku rhythm
Gwe, omukyala yenna beera mugumiikiriza
Bwotegendereza bakukubye sumagiza

Before you go, eyo sister
Oyige bwebakwata omusajja
Before you go, eyo sister
Gwe ojje oyige bwebakwata omusajja
Before you go, eyo sister
Oyige bwebakwata omusajja
Before you go, eyo sister
Gwe ojje oyige bwebakwata omusajja

Gwe, nze ndabayo abataayaaya
Tebalina basajja bakaaba ah
Wire, wire ya ya ya ya
Bakaaba, wire ya ya ya ya
Ennyumba ne ssente k’ojooga ebintu eby’omulembe
Bakwogerako onyirira mbu tova ku mulembe Namakula Rema, osaana ssaala za Pastor Bugembe
Olumu osula Ntebe eyo mbu olumu osula Mubende
Ennaku zino oyimba n’akayimba mbu toli muyembe
Oyagala kkulya tolinda byakwengera (gwe)
Abakazi balina amaduuka mu Kiyembe
Bagagga naye bambi banakyeyombekedde
Kati bafuuka na ba sugar mummy
Olumu babafuula bakazi b’ebbali
Naye gwe onyirira bakuyita muka designer
Bakufera okukuguza ekintu ky’Omuchina

Before you go, eyo sister
Oyige bwebakwata omusajja
Before you go, eyo sister
Gwe ojje oyige bwebakwata omusajja
Before you go, eyo sister
Oyige bwebakwata omusajja
Before you go, eyo sister
Gwe ojje oyige bwebakwata omusajja

Before you go, eyo sister
Oyige bwebakwata omusajja
Before you go, eyo sister
Gwe ojje oyige bwebakwata omusajja
Before you go, eyo sister
Oyige bwebakwata omusajja
Before you go, eyo sister
Gwe ojje oyige bwebakwata omusajja

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin