Brian Beats

Nooma nooma
Eh nooma nooma
Le le li le le le

Omukwano guluma ng’akaddaliddali
Osiita, otakula bw’osiisiitira eh
Eyasembayo n’eyasooka bwebityo
Aah bwebityo, tebiriimu bya kusosola
Eyafuna aduulira munne mbu mwadiba
Ataafuna yeewozaako mbu mwapapa yeah
Laba oyiika oggwawo wenna okaddiye
Mbu lwa mukwano love erabika yakusala, eh
Nze ndi mumbejja njawukamu kko, tebambuza otulo
Bw’anjagala anjagala kumakya mu ttuntu, kko n’ekiro
Ndi wa mbala super quality, tugende ng’omanyi
Nti wamma ebyange bikyukamu kko

Yadde olina bangi b’olaba eyo (siri regular)
Yadde abawala bakwefasa eyo (siri regular)
Yadde olina abakulwanira eyo (siri regular)
Era bagambe bamanye
Nti eriyo atali regular
Yadde olina bangi b’olaba eyo (siri regular)
Yadde abawala bakwefasa eyo (siri regular)
Yadde olina abakulwanira eyo (siri regular)
Era bagambe bamanye
Nti eriyo atali regular

Baakuyuuzayuuza, baakukooya
Baakulimbalimba nga ba lawyer
Baakufumita omutima baagumenya
Baagunuuna nze doctor azze ogukwata
Nkuzze mu nteeko
Nkuwa chocolate awoomerera
Nkuwa agondagonda atalumira
Tuva Canada ewaffe twekulira bambuulira
Twawulira, twaggumira ssi bino eby’abo

Yadde olina bangi b’olaba eyo (siri regular)
Yadde abawala bakwefasa eyo (siri regular)
Yadde olina abakulwanira eyo (siri regular)
Era bagambe bamanye
Nti eriyo atali regular

Eh eh
It’s another day for you uh
My baby you uh
Nkwagala loving you, you you
You you you you
Nze ndi wa ddala wanjawulo oh
Ssi bali ba fake fake
Naawe labayo stake
Herbert Skillz gwebawaana
Eh eh, Spice Diana again (siri regular)
Nince Henry the writer again (siri regular)
Yadde olina abakulwanira eyo (siri regular)
Era bagambe bamanye
Nti eriyo atali regular

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin