Ebibyo Butida byali bitya?
Izon T, ebyange biwanvu
Butida
Nze olugero lwange gyenvudde wange ajjudde nnaku
N’okusoma kwange, nze yali Mukama (yali Mukama)
Eby’enfuna byange byonna ebyange Mukama (uuuh)
Saasomera walungi nti ndisanga be nasoma nabo
(Be nasoma nabo)
Saalina connection nti nina gwe mmanyi omuloodi no
Saazaalibwa bagagga, nti bulikya bampe ka capital
Naye Mukama ambeereddewo
Ennaku yafuuka lugero ewange
Katonda w’abanaku ambeereddewo
Ennaku yaginnaazaako nze
Wabula…
Both
Singa ssi Mukama
Singa ebintu byange byonna vvulugu
(Singa ssi Mukama)
Singa ssi Mukama
Singa ndi ludda wa nze?
(Singa ssi Mukama)
Singa ssi Mukama
Singa eby’enfuna byange era vvulugu
(Singa ssi Mukama)
Singa ssi Mukama
Singa ndi ludda wa naye?
(Singa ssi Mukama)
Izon
Nze y’annwanira entalo zange
Ke namufuna sirina galwana
Y’ensulo y’emikisa gyange
Sseeraguza nina eyagikola
Ssiijulenga, nga Mukama waali
Nina omukisa gwange
Mu kibuga ne mu kyalo
Teri ddogo gyendi
Ndi Yisirayiri nze
Teri kya kulwanyisa gyendi
Ekinaalaba omukisa
Both
Singa ssi Mukama
Singa ebintu byange byonna vvulugu
(Singa ssi Mukama)
Singa ssi Mukama
Singa ndi ludda wa nze?
(Singa ssi Mukama)
Singa ssi Mukama
Singa eby’enfuna byange era vvulugu
(Singa ssi Mukama)
Singa ssi Mukama
Singa ndi ludda wa naye?
(Singa ssi Mukama)
Both
Naayimba ntya ne sitenda?
Katonda ampadde ku ssanyu
Naayimba ntya ne sitenda?
Katonda eyakyusa olugero lwange
Tida mba mulyazaamaanyi
Bwe ssikomawo kwebaza
Mbeera nimbyemu
Bwessiraga kusiima kwange
Ssebo Mukama nsiimye nnyo
By’onkoledde weebale, era nsiimye
Mu bagenge kkumi nze omu
Nkomyewo kukwebaza bw’omu
Past yange yali mbi
Mu future yange nengerayo ku ssanyu
Naye Mukama obikola otya?
N’onsanyusaako ku banaku
Wabula…
Both
Singa ssi Mukama
Singa ebintu byange byonna vvulugu
(Singa ssi Mukama)
Singa ssi Mukama
Singa ndi ludda wa nze?
(Singa ssi Mukama)
Singa ssi Mukama
Singa eby’enfuna byange era vvulugu
(Singa ssi Mukama)
Singa ssi Mukama
Singaaaa aah
(Singa ssi Mukama)
Both
Singa ssi Mukama
Ye oba nandibadde wa nze?
(Singa ssi Mukama)
Singa ssi Mukama
Mu nsi eno nandikozeemu ki?
(Singa ssi Mukama)
Singa ssi Mukama
Eby’ensi byandimmazeemu nze
(Singa ssi Mukama)
Singa, singa, singa ssi Mukama
(Singa ssi Mukama)
Singa!