Yeah yeah eh
Ykee Benda yeah

Singa gwe eyali omusana ogwakanga
Singa gwe eyali enkuba eyo etonnyanga
Ye singa gwe eyali empewo eyo ekuntanga
Singa nze neesiimye
Singa gwe eyali omusana ogwakanga
Singa gwe eyali enkuba eyo etonnyanga
Ye singa gwe eyali empewo eyo ekuntanga
Singa nze neesiimye

Superman Lyrics – Ykee Benda

Singa, ku nsi yonna eno twaliko fekka
Singa, buli kalungi nze nkakukwasa
Singa, eggulu lyeggula gwe n’olaba
Essaala, ze mpaayo ku lulwo malayika
Gwe manya, ne mu bire mu bbanga ntuuka
Gwe bw’oŋŋamba, nze wuwo era abasinga
Buli gye mpita, nga ndi naawe nzimbazimba
Ky’ova olaba, n’ekifuba oluusi kiruma
Singaaa…
Singa gwe
Eh singaaa… gwe gwe
Singaaa…
Singa gwe
Eh singaaa… gwe gwe

Munnakampala Lyrics – Ykee Benda

Maaso taala
Bonna gwe obasinga
Mulisa eno munda
Omwange mw’otuula
Kimuli my flower
Kulembera bwe tukumba
Omwana ow’ensonga
Ne mu nzikiza tabula
Ky’ova olaba birungi
Nze nkwagala na mu bungi
Musaana ogwo ogwaka
Oba enkuba eyo etonnya
Era ddala birungi
Nze nkwesiga na mu bingi
Ku ggwe omulungi
Kwe nzimbidde omusingi

Singaaa…
Singaaa…
Singaaa…

Submit Corrections

One thought on “Singa Lyrics – Ykee Benda”

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *