Yeah
A New School King
Sima
Basajja twatondebwa ffe kusima
A Karma Ivien
Jemo
T.O.N
T.O.N

Kati sima
Ekikondo nyweza gwe tebakusuna
Sima  
Basima bwebati yiga towakana
Sima
Abasajja twatondebwa ffe kusima
Yeah, woo
Kati sima
Ekikondo nyweza gwe tebakusuna
Sima  
Basima bwebati yiga towakana
Sima
Abasajja twatondebwa ffe kusima
Yeah, woo

Kati kuzina
Atazina nkusaba fuluma
Ebyaffe temuli kukutama
Bya anayinama, anayinuka eeh
Vva mu katebe gwe yimuka
Shaku shaku, whine, bend then katika
Afaananana bulungi ono malayika
Style ya kimerika naye mufirika
Shaa, kati tusima
Era tunyumirwa tetutoma
N’obukumba twambala ate tunyuma
Olwo abateesi ne kibaluma

Mpulira guli munda
Omuziki gukoona, tuli mu kiggunda
Guwooma gukirako amatugunda
Mpozzi y’ono abayimbi bonna gwe batenda?
Baby gw’ofunye alina ku bisima
Omwana mugimu asaanira ewaka
Musime, afuuke ow’ekika, eeh
Paka omugongo lwe gukutuka
Laba ki baby (kisime)
Kyesaze obupoozi ky’amalayo (kisime)
Kinyirila kiwunya n’obuwoowo (kisime)
Kankisaleko tuveewo (fire)

Kati kuzina
Atazina nkusaba fuluma
Ebyaffe temuli kukutama
Bya anayinama, anayinuka
Shaa, kati tusima
Era tunyumirwa tetutoma
N’obukumba twambala ate tunyuma
Olwo abateesi ne kibaluma

Le…Le
Le Go Big Tune

Kati sima
Sima
Kati sima

Submit Corrections

One thought on “Sima Lyrics – VIP Jemo”

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *