I can’t live without you
I can’t live without you
I can’t live without you
Hmmmm hmmm
Babe I can’t live without you
I can’t live without you
One Blessing, made it
I can’t live without you
Twagwa mu mukwano
Mu ngeri etaategeerekeka
Era yali sister wo
Eyali agezaako okutunnyonnyola
Bambi twali bato
Nga tetumanyi ki kiddirira
In the power of the loving
Ky’ekyatugatta era
Bingi bye nkukoze
Nga bikunyiiza era neweecanga
N’ogezaako ondeke
Naye nga wapi era neneetonda, aaah
Era tukomekkerera tuli butoola, ah aaah
Kirabika bwe kyatondebwa, yeah
Yeggwe gwe nasooka okuloota, aah
Era gwe gwe nasooka okupenda, babe
Sirina mulala era gwe naganza, yeah eeh
Kyoba omanya siryekyusa, gyal
Yeggwe gwe nasooka okuloota, aah
Era gwe gwe nasooka okupenda, babe
Sirina mulala nze gwe naganza, eeh yeah
Kyoba omanya siryekyusa, uuh
First time gwe wansanga ebya love ndi kito
Wamma laba n’ontwala n’ofuuka essomero
Mapenzi kila siku you’re my love
Nikupe kila kitu
Nebwoligenda e Mogadishu
Ndikulinda sirivaawo mwattu, eeeh
Abalala kabakwegaane sirikuva ku kido
(Sirikuva ku kido)
Omugugu gwo gwe gwange ekifo kikudiyo
Bingi bye nkukoze
Nga bikunyiiza era neweecanga
N’ogezaako ondeke
Naye nga wapi era neneetonda, aaah
Era tukomekkerera tuli butoola, ah aaah
Kirabika bwe kyatondebwa, yeah
Yeggwe gwe nasooka okuloota, aah
Era gwe gwe nasooka okupenda, babe
Sirina mulala era gwe naganza, yeah eeh
Kyoba omanya siryekyusa, aah gyal
Yeggwe gwe nasooka okuloota, aah
Era gwe gwe nasooka okupenda, babe
Sirina mulala nze gwe naganza, eeh yeah
Kyoba omanya siryekyusa, uuh
I can’t live without you
Some good music
I can’t live without you
I can’t live without you
Retro Records
Babe I can’t live without you
Kats Music
I can’t live without you
We love music