Chosen Blood
Oh my God, Bomba made my beat
Oba kaki ke wantega?
Oba kamasu ki baby ke wantega?
Era birungi ki dear bye wankola
Nali ku lusaniya dear gwe wambega
Yeah, I dedicate this one
Katuyimbe mitima
Katuwonye batumenya emitima apaana
Onjagala kibaluma
Sikolamu ensobi ne nkyaawa
Tokolamu ensobi n’onkyawa
Funa message ng’ojja
Tokolamu ensobi
Oli sniper sharp shooter
Bw’okuba okuba target zokka
Oli sniper sharp shooter
Bw’okuba okuba target zokka x 2
Betty wantamya Betty
Guma takuzza ku mulembe gwa petty
Walinnya class oli ready
Okukyakalirako mu bifo bye bbeeyi
Party zitegekebwe mu Muchachos
Oba tuzireetere Eventix
Love tugiteeke ku rotation
Kampala everybody mention this
Sikolamu ensobi ne nkyaawa
Tokolamu ensobi n’onkyawa
Funa message ng’ojja
Tokolamu ensobi
Oli sniper sharp shooter
Bw’okuba okuba target zokka
Oli sniper sharp shooter
Bw’okuba okuba target zokka x 2
Your body so nice
Your body, you body so nice
Your body so nice
Betty wantamya Betty
Guma takuzza ku mulembe gwa petty
Walinnya class oli ready
Okukyakalirako mu bifo bye bbeeyi
Party zitegekebwe mu Muchachos
Oba tuzireetere Eventix
Love tugiteeke ku rotation
Oli sniper sharp shooter
Bw’okuba okuba target zokka
Oli sniper sharp shooter
Bw’okuba okuba target zokka x 2
A Yesse Oman Rafiki
Bomba made my beat
Chosen Blood
Route Music
Tuli mu struggle