Mpa ezange (twawukane)
Lil Pazo, Lunabe Edutainment
Your body nation fi di nation
Chemical Beats in this session
Money, money, money, money
Everywhere you go
Every ting ting money
Who don’t love money money money?
Your body nation fi di nation buddy ah ah

Bibeere bya ssente
Enkolagana ebeere ya ssente
Ani atayagala ssente?
Ajje anduulire wano ateetaaga ssente
NRM eyagala ssente
Ne opposition nayo enoonya ssente
Tontambaala sirikutambaala
Twawukane kasita ompa ssente
Bannange ekirema ssente
Nafuuka malaaya mu kunoonya ssente he he
Era nze bw’ondaga ssente
Ng’olwo enkolagana efuuse ya ssente (oho, oho)
Abantu ku ssente (bazibu)
Nga bakaluba bazibu ku ssente (nnyo nnyo)
Nuclear lwe namusaba ssente ampole
Yaggyako essimu era nannyima ssente (bazibu)

Mpa ku ssente (sirina ssente)
Mpola ku ssente (sirina ssente)
Ddi lwoba ne ssente? (gundi sirina ssente)
Buli gw’osanga agamba talina ssente
Mpa ku ssente (sirina ssente)
Mpola ku ssente (sirina ssente)
Ddi lwoba ne ssente? (sirina ssente)
Buli gw’osanga agamba talina ssente (bakodo)

Bwe kituuka ku ssente
Abakazi bamaayuse lwa ssente (oho!)
Nalwoga yanvuma mmange (yanvuma!)
Olw’okuba simuwadde ssente (uh)
Omwavu ayagalwa nnyina
Oba yali ayagala ŋŋaaze mmange? (bya mpuna)
Ebintu bya ssente
Twegendereze nga tunoonya ssente
Azeebakira kya bugazi nga makanika
Ssente atambula emuwulira
Ssente nsaba tonjabulira
Ssente ki kyotankozese?
Ssente wa wootantuuse
Ssente onfudde kyetere maama
Ssente, olumbe lwa ssente

Mpa ku ssente (sirina ssente)
Mpola ku ssente (sirina ssente)
Ddi lwoba ne ssente? (gundi sirina ssente)
Buli gw’osanga agamba talina ssente
Mpa ku ssente (sirina ssente)
Mpola ku ssente (sirina ssente)
Ddi lwoba ne ssente? (sirina ssente)
Buli gw’osanga agamba talina ssente

Mpa ezange (twawukane)
Enkolagana ebadde ya ssente
Eweddewo mu bintu bya ssente
Tukolagane mu birala nga ssi bintu bya ssente
Twetadde lwa nsonga za ssente
Tuliddiŋŋana nga tufunye ssente
Obuzibu bwo oli muzibu ku ssente
Naye ddala ddala ddi lw’olimpa ssente
Ah, twete!

Submit Corrections

Leave a comment