Gaza Gaza Gaza Gaza Gaza (Gaza time)
Gaza Gaza Gaza (Chamili time)
Gaza Gaza Gaza (Fik time)
Gaza Gaza Gaza (remix)

Chameleone
Njagala w’otudde
Baby nyweza awo w’otudde
Ng’ekitambo kyankutte
Kya kwagala wonna w’okutte
Towankawanka yenze future
Towankawanka yenze leader
Mu kkooti yo yenze puliida
Eno ye Gaza Chamili
Tambula nange gwe family
We’re move, in a solidarity (aargh)
Repeat it it beat baby wakati
Munnange owooma nnyo okirako ne sweet w’akati
Repeat it it beat baby beat beat
Munnange onnyumira osinga maid atunula bad

Both
Ndi mu ssanyu naawe fa essanyu (come again)
Nze tonkuba na nnaku
Ndi mu ssanyu naawe fa essanyu (come again)
Naawe fa ku ssanyu
Ndi mu ssanyu naawe fa essanyu (come again)
Nze tonkuba na nnaku
Ndi mu ssanyu naawe fa essanyu (come again)
Naawe fa ku ssanyu

Gaza
Ebizibu ekituufu nalese waka
Saagala kunyumiza mbu kati story za nkya
Wadde obulamu bw’ensi kale bwokya
Naye tekiŋŋaana ku makya kulya kyankya
Teacher teacher kati mpita teacher
Hakuna pastor nze siri na usher
Eno ssi firimu y’omukwano ssi nature
Gwe Nakawunde ekiwato kyo kikyuse
Mmanyi okkuse omukwano gwe mbeze
Ne deejay ku kayimba k’omukwano naye apise
Baby girl baby girl girl whine for me
Baby girl baby girl girl dance for me
Baby, gwe baby, baby

Both
Ndi mu ssanyu naawe fa essanyu (come again)
Nze tonkuba na nnaku
Ndi mu ssanyu naawe fa essanyu (come again)
Naawe fa ku ssanyu
Ndi mu ssanyu naawe fa essanyu (come again)
Nze tonkuba na nnaku
Ndi mu ssanyu naawe fa essanyu (come again)
Naawe fa ku ssanyu

Both
Kama unataka twende
Popote baby twende
Ule Gaza twende wote
Leone Island twende kwote
Gwe baby girl whine down nze tompa biboozi
Tuli mu ssanyu mbu ate onyumya mandaazi!
Kati, kwonoona oyagala kunfuna?
Oyagala ssentena oyagala zoonoona?
Gwe baby naawe lwaki otambula obigula?
Bw’onooyiwa omuddo gwabandi onoogusekula?
Kalabe kituufu ko kasiriwala
Kalozoolera kyokka nga tuli mu ssanyu

Both
Ndi mu ssanyu naawe fa essanyu (come again)
Nze tonkuba na nnaku
Ndi mu ssanyu naawe fa essanyu (come again)
Naawe fa ku ssanyu
Ndi mu ssanyu naawe fa essanyu (come again)
Nze tonkuba na nnaku
Ndi mu ssanyu naawe fa essanyu (come again)
Naawe fa ku ssanyu

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin