Click Here for the Video Version

This is my promise for you

First time nnyabo
Ey’okukulaba mu sportswear eya yellow
Namanyirawo I knew you will be my fellow
Alinnwanira entalo okuva ku zero
Baby ondaze amaanyi
Obaddewo mu bigambo tondese
Onnwanidde, ondaze amaanyi
Otaddewo omugongo bayuze
Onnwanidde, ondaze amaanyi
Omulungi Butter
Obulamu wootali tebuba better
Ate era Butter
Bw’olindeka kuba kufa oliba onzita
Oh no no no

This is my promise for you
Ndibeera mwesimbu
Alikwagala sitidde misanvu
This is my promise for you
Ndibeera mwesimbu uh
Babe nkulagenga essanyu
This is my promise for you
Maama w’abaana
Ndiba omulungi taata w’abaana
Nsuubiza okubeera taata omulungi
Taata wa Rasta

Omulungi Butter
Obulamu wootali tebuba better
Ate era Butter
Bw’olindeka kuba kufa oliba onzita
Oh no no
I love you to the moon and back
I love you, I promise you will be my back (baby)
I know you no go lack
Ndibeera wo babe, oh ah eh

This is my promise for you
Ndibeera mwesimbu
Alikwagala sitidde misanvu
This is my promise for you
Ndibeera mwesimbu
Babe, nkulagenga essanyu
This is my promise for you
Maama w’abaana
Ndiba omulungi taata w’abaana
This is my promise for you
Nsuubiza okubeera taata omulungi
Taata wa Rasta

Omulungi Butter
Obulamu wootali tebuba better
Ate era Butter
Bw’olindeka kuba kufa oliba onzita
Oh no no

I love you butter

Submit Corrections

36 thoughts on “Promise Lyrics – Liam Voice”
  1. This is my promise for you
    ndibeera mwesimbu
    alikwagala sitidde misanvu
    eeh boyi otuyigiliza okubera honest and trust. Mwana teli akusinga mubuuyimba bwa love

  2. BIGUP TO YOU GUYS, LIAM VOICE YOU BANGED IT, BUT I WOULD LIKE TO REQUEST SMTHING FROM THE ADMIN’S OF KAMULI POST THAT WHY DONT THEY GIVE LYRICS OF NIGERIAN SONGS JUST REQUESTING IN A HUMBLE WAY THAT WHY?

  3. Omulungi butter, obulamu wootali tebuba better ate ela butter Bw`olindeka kuba kufa oliba onzita Oh no no I LOVE YOU BUTTER Wabula liam watuyigiliza okukwana! bigup bro more hits.

    1. Kamuli post I wish I had your number coz okinkubira mwaana I love u to the moon and back????????????

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *