Pressure Ya Love Lyrics – Chosen Blood & Faridah Walden

Eyasooka yaŋamba nti yali anjagala
Nga naye nze simulabawo
N’owokubiri n’aŋamba nti yali anfiirako
Ng’era nze ndaba mulabe
Naye ate ntiddemu
Ssikulimba onkyusizza nzenna
Obulamu mbunyumirwa nnyo for sure
You’re the one I’ve been waiting for
Ne leero njagala nkugambe ssebo
Ebyange bibyo byonna
Kye nkusaba obikwate bulungi dear
Tobijaajaamya n’onnumya
Nga nange nkwagala
Sirinaayo mulala
Omulungi nkufiirako nze
Kye nsaba kimu twesuubize
Tetulyekyawa, ndibeera naawe

Pressure ya love ng’erinnya
Nkwataako munnange
Guno omutima gw’asiima gwe
Eyampangula yegwe
Pressure mapenzi emipanda
Kwanishike my babe
Ukupia nakuwaza
The queen of my heart is you

Njagala manye ekisinga okusanyusa
Buli kadde kye mba nkuwa
Njagala manye ekisinga okunyiiza
Kuva kw’olwo nkiveeko
Njagala manye awasinga okucamula
Nga bwe nkulaba nkwatawo
I really want to feel your soft body
Addicted to your face and kissing me
Olwa pressure ya love
Gy’ontaddeko aga Katonda
Entuusizza wangi

Pressure ya love ng’erinnya
Nkwataako munnange
Guno omutima gw’asiima gwe
Eyampangula yegwe
Pressure mapenzi emipanda
Kwanishike my babe
Ukupia nakuwaza
The queen of my heart is you

Oli mumuli ogw’omukwano kimanye
Ogummulisizza bulijjo
Gano agalala ga kiwaani togatya
Tegansikiriza togatya
Njagala ntobe nkole
Ngule n’akamotoka
Mwetuneevuga bulijjo
Bwe nkugamba nti nakupenda
Unconditional, my love is for you
Omwezi ne munyenye bwe byaka ekiro
Biyinza okugamba bwe nkwagala
It’s not a crush, it’s not a crush
This love is for real
Forever and ever

Pressure mapenzi emipanda
Kwanishike my babe
Ukupia nakuwaza
The queen of my heart is you
Pressure ya love ng’erinnya
Nkwataako munnange
Guno omutima gw’asiima gwe
Eyampangula yegwe x 2

Submit Corrections