Kayemba
Kayemba toyimba akayimba ka munno (TNS)
Kayemba
Kayemba toyimba akayimba ka munno (aargh)
Ah dis a Legend Production

Oli ddagala lya muti muka muka muka
Ovumula binnuma nenkyamuka
Wanzigyako ebinzitoya nempewuka
Sikutereka mu mutima n’otoloka
Nkwagala buteerekerayo na bbidi
Bw’oba omanyi ky’oyagala vva mu sudi
Ntaawa lwa mukwano gwo tombuuza kiki
Okwata ng’ayesa mpiki ku mpiki
Kakkana tuula ngibonge embaati
Sikuvugamu mba nfaaki?
N’akasimu ggyako sweetheart
Tube ng’abalinnye ebbaati

Cha, cha, tubakubye picha
Tekitandise kiggwa kitya?
Bwecha, cha, nze onkupya picha
Kubanga n’omutima kyatika
Cha, cha, tubakubye picha
Tekitandise kiggwa kitya?
Bwecha, cha, nze onkupya picha
Kubanga n’omutima kyatika

Hmm mba bubi bwotaba fine
Nfubako okukola sign
Luwombo lw’omukwano dine
Byonna obikola what should I need?
(What a guy!)
Ng’oggyeko gwe enjuba mu nkuba
Gw’omu ati anjagaza ekkula
Wooli teba bulamu bunnuma
Bw’okumba mutima gw’onsuma

Cha, cha, tubakubye picha
Tekitandise kiggwa kitya?
Bwecha, cha, nze onkupya picha
Kubanga n’omutima kyatika
Cha, cha, tubakubye picha
Tekitandise kiggwa kitya?
Bwecha, cha, nze onkupya picha
Kubanga n’omutima kyatika

Guno gukuba ntaga yadde sinnavaako
Mukwano gwo tegunyuma kuvaako
Gunnuma, gunkuba ng’alina omusango
Ogwange tegumanyi muzannyo
Kayemba
Kayemba toyimba akayimba ka munno
Kayemba
Kayemba toyimba akayimba ka munno

Ng’oggyeko gwe enjuba mu nkuba
Gw’omu ati anjagaza ekkula
Wooli teba bulamu bunnuma
Bw’okumba mutima gw’onsuma
Kakkana tuula ngibonge embaati
Sikuvugamu mba nfaaki?
N’akasimu ggyako sweetheart
Tube ng’abalinnye ebbaati

Cha, cha, tubakubye picha
Tekitandise kiggwa kitya?
Bwecha, cha, nze onkupya picha
Kubanga n’omutima kyatika
Cha, cha, tubakubye picha
Tekitandise kiggwa kitya?
Bwecha, cha, nze onkupya picha
Kubanga n’omutima kyatika

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin