Kayemba
Kayemba, toyimba akayimba ka munno
Kayemba
Kayemba, toyimba akayimba ka munno

Oli ddagala lya muti muka muka muka
Ovumula binnuma ne ncamuka
Wanzigyako ebinzitoya ne mpewuka
Ssikutereka mu mutima n’otoloka
Nkwagala buteerekerayo na bbidi
Bw’oba omanyi ky’oyagala vva mu ssudi
Ntaawa lwa mukwano gwo tombuuza kiki
Okwata ng’ayesa mpiki ku mpiki
Kakkana tuula ngibonge embaati
Ssikuvugamu mba nfa ki?
N’akasimu ggyako sweet heart
Tube ng’abalinnye ebbaati

Cha, cha, tubakubye picha
Tekitandise kiggwa kitya?
Bwe cha, cha, nze onkupya picha
Kubanga n’omutima kyatika
Cha, cha, tubakubye picha
Tekitandise kiggwa kitya?
Bwe cha, cha, nze onkupya picha
Kubanga n’omutima kyatika

Hmm mba bubi bwotaba fine
Nfubako okukola sign
Luwombo lw’omukwano dine
Byonna obikola what should I need?
(What a guy!)
Ng’oggyeko gwe enjuba mu nkuba
Omu ati anjagaza ekkula
Wooli teba bulamu bunnuma
Bw’okumba mutima gw’onsuma

Cha, cha, tubakubye picha
Tekitandise kiggwa kitya?
Bwe cha, cha, nze onkupya picha
Kubanga n’omutima kyatika
Cha, cha, tubakubye picha
Tekitandise kiggwa kitya?
Bwe cha, cha, nze onkupya picha
Kubanga n’omutima kyatika

Guno gukuba ntaga yadde sinnavaako
Mukwano gwo tegunyuma kuvaako
Gunnuma gunkuba ng’alina omusango
Ogwange tegumanyi muzannyo
Kayemba
Kayemba, toyimba akayimba ka munno
Kayemba
Kayemba, toyimba akayimba ka munno

Ng’oggyeko gwe enjuba mu nkuba
Omu ati anjagaza ekkula
Wooli teba bulamu bunnuma
Bw’okumba mutima gw’onsuma
Kakkana tuula ngibonge embaati
Ssikuvugamu mba nfa ki?
N’akasimu ggyako sweet heart
Tube ng’abalinnye ebbaati

Cha, cha, tubakubye picha
Tekitandise kiggwa kitya?
Bwe cha, cha, nze onkupya picha
Kubanga n’omutima kyatika
Cha, cha, tubakubye picha
Tekitandise kiggwa kitya?
Bwe cha, cha, nze onkupya picha
Kubanga n’omutima kyatika

Submit Corrections

One thought on “Picha Lyrics – Rahmah Pinky x Grenade Official”

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *