Aah, like pen and paper
Tuli pen and paper
Am to spend my paper
Nga ndi naawe babe

Neebaka nkulowoozaako
Nzuukuka nkulowoozaako
Like a TV I be watching you
Gwe tontama ne bw’onnyiiza
Oli juice wa katunda
Ndayira mu ga Katonda
Gwe tewetaaga kulimba
Toyomba ne bwe ndwaayo onninda

Oh yegwe wange
Nasalawo gwe wange
Nange gwe wange
Nasalawo obe owange
Hmmm yegwe wange
Nasalawo gwe wange
Nange gwe wange
Nasalawo obe owange

Babe you know I love you
Saagala nkukweeke
Ate nga manyi nti naawe
Ontegeera nnyo mulungi
Bingi bingi
Gwe kisumuluzo
Ekisumulula amasanyu ne galabika
Era gwe nnyini bulamu
Nze lwe sikulabye omutima teguba wamu

Like pen and paper (Like pen and paper)
Tuli pen and paper (Tuli pen and paper)
Am to spend my paper (Spend my paper)
Nga ndi naawe babe (Nga ndi naawe babe)
Like pen and paper (Pen and paper)
Tuli pen and paper (Tuli pen and paper)
Am to spend my paper (Spend my paper)
Nga ndi naawe babe

Neebaka nkulowoozaako
Nzuukuka nkulowoozaako
Like a TV I be watching you
Gwe tontama ne bw’onnyiiza
Gwe kisumuluzo
Ekisumulula amasanyu ne galabika
Era gwe nnyini bulamu
Nze lwe sikulabye omutima teguba wamu

Like pen and paper (Like pen and paper)
Tuli pen and paper (Tuli pen and paper)
Am to spend my paper (Spend my paper)
Nga ndi naawe babe (Nga ndi naawe babe)
Like pen and paper (Pen and paper)
Tuli pen and paper (Tuli pen and paper)
Am to spend my paper (Spend my paper)
Nga ndi naawe babe

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *