Otuuse bambi otuuse otuuse
Gwe mbadde nnoonya, ooh otuuse
Omutima, gubadde guntujja seeyagala
Lwa kiwuubaalo, eyaŋŋanza
Ndaba ku ki
Kimuli kya Roza jangu eno
Ngwe mu kifuba kyo (uuuuh)
Mukwano bukya ogenda
Omubiri tegweyagala
Tewali ambudaabuda
Sirina ampeeweeta
Mukwano bukya ogenda
Omubiri tegweyagala
Tewali ambudaabuda
Sirina ampeeweeta
Ozze munnange ye ye
Ozze gwe njagala ozze
Essanyu linzita
Oba nno nkukwate wa kyana?
Ozze munnange ye ye (ye ye ye)
Ozze gwe njagala ozze
Mbadde nkumissinga
Mbadde nkuyoyaayoya
Ozze munnange ye ye (oh oh oh)
Ozze gwe njagala ozze
Manyidde okuba naawe
Wafuuka eky’okulya gyendi
Ozze munnange ye ye (ye ye ye)
Ozze gwe njagala ozze
Otuuse bambi otuuse otuuse
Gwe mbadde nnoonya, ooh otuuse
Omutima, gubadde guntujja seeyagala
Lwa kiwuubaalo, eyaŋŋanza
Ndaba ku ki
Kimuli kya Roza jangu eno
Ngwe mu kifuba kyo (uuuuh)
Mukwano bukya ogenda
Omubiri tegweyagala
Tewali ambudaabuda
Sirina ampeeweeta
Mukwano bukya ogenda
Omubiri tegweyagala
Tewali ambudaabuda
Sirina ampeeweeta
Ozze munnange ye ye
Ozze gwe njagala ozze
Essanyu linzita
Oba nno nkukwate wa kyana?
Ozze munnange ye ye (ye ye ye)
Ozze gwe njagala ozze
Kyana gwe nze nkwagala
Kubanga olina ekyejo, tuula wano
Ozze munnange ye ye (oh bambi)
Ozze gwe njagala ozze
Ekirala ekikunjagaza maama
Kubanga omanyi ennyimba, ezinnyumira
Ozze munnange ye ye (oh oh oh)
Ozze gwe njagala ozze
Yimba nkuziniremu
Ekinyegenyege kinzita kinnange
Ozze munnange ye ye (ooh)
Ozze gwe njagala ozze
Ntunudde mu maaso go
Mpulira ntuuyana kale laba
Ozze munnange ye ye (oh ye ye)
Ozze gwe njagala ozze
Mbadde nkumissinga
Mbadde nkuyoyaayoya aah
Ozze munnange ye ye (ye ye ye)
Ozze gwe njagala ozze
Ozze munnange ye ye (ye ye ye)
Ozze gwe njagala ozze
Mbadde nkumissinga
Mbadde nkuyoyaayoya
Ozze munnange ye ye (ye ye ye)
Ozze gwe njagala ozze
Kyana gwe nze nkwagala
Kubanga olina amaaso aganzita
Ozze munnange ye ye (ooh)
Ozze gwe njagala ozze
Ekirala ekikunjagaza maama
Kubanga olina ennyindo gye njagala
Ozze munnange ye ye (ye abange)
Ozze gwe njagala ozze
Kyana gwe nze nkwagala
Kubanga ate munnange oli musuffu
Ozze munnange ye ye (ye ye ye)
Ozze gwe njagala ozze