A Tom Dee
Black Panther
Mu Wakanda
Omuzabbiibu
International

Onywa n’omuzabbiibu
Taata y’eyagulima
Tugunywera ku chai
Ne maama gw’atunda okutubeezaawo ewaka waffe
Onywa n’omuzabbiibu
Taata y’eyagulima
Tugunywera ku chai
Ne maama gw’atunda okutubeezaawo ewaka waffe

Ku ssomero school fees zaava mu ki? (gwali muzabbiibu)
Bwe wayoyanga ebibala walya nga biki? (nalyanga muzabbiibu)
Bwe kuba kuyimba tuyimba ku ki? (tuyimba muzabbiibu)
Ne Yesu bwe yayoya yalyanga ku ki? (yalyanga muzabbiibu)
Ah me sey, ffe tukuba ebigoma tukuba ebiriko
Ffe tukuba ragga tugobye n’abaliko
Abaali balya doodo tulya bikokokoko
Ragga mmutambuza mutwala kafubuttuko
Gwe, wulira bwe tufubuttuka

Onywa n’omuzabbiibu
Taata y’eyagulima
Tugunywera ku chai
Ne maama gw’atunda okutubeezaawo ewaka waffe
Onywa n’omuzabbiibu
Taata y’eyagulima
Tugunywera ku chai
Ne maama gw’atunda okutubeezaawo ewaka waffe

Kale, jump jump jump jump, ah
Clap clap clap clap
Ŋŋambye dance dance dance dance
Kale, sit sit sit sit
Let me say
Eno ekuzinisa ne bw’oba nga tewalidde
Ezinisa abalamu ssaako n’abatamidde
Guvugira matu gunvugira nga bide
Ekulemesa okola n’ogenda mu zi holiday
Me ah the hotter, hotter
Jump on water
Hotter hotter hotter hotter
Ne Challenger hotter, hotter
Ne Challenger hotter
Hotter hotter hotter hotter
Gwe, wulira bwe tufubuttuka

Onywa n’omuzabbiibu
Taata y’eyagulima
Tugunywera ku chai
Ne maama gw’atunda okutubeezaawo ewaka waffe
Onywa n’omuzabbiibu
Taata y’eyagulima
Tugunywera ku chai
Ne maama gw’atunda okutubeezaawo ewaka waffe 

Ah me sey, ffe tukuba ebigoma tukuba ebiriko
Ffe tukuba ragga tugobye n’abaliko
Abaali balya doodo tulya bikokokoko
Ragga mmutambuza mutwala kafubuttuko
Gwe, gwe kafubuttuko, eh
Challenger kafubuttuko, eh
Mu Uganda kafubuttuko, oh oh
Challenger Pro

Ne maama gw’atunda okutubeezaawo ewaka waffe 
Ne maama gw’atunda okutubeezaawo ewaka waffe 

Mtcheew
Mbamaze

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin