It’s the One and Only eh
Aaaah
Aaaah
Aaaah

Bomba made my beats
Aaaah

Ojjidde mu kaseera we nkwagalira (oh babe)
Ku last moment Mukama n’anzijukira
Nnali nabulira mu be ssisaanira
Bantawanya
Ebyange byonna baali baabikutula
Omutima nga baagukwagula
Nga bantaagula
Nga bangattika

Nze ndeka nkuwe omutima
Aaaah, aaaah
Nkwagala nnyo ka nkuwe omutima
Aaaah, aaaah
Nze ndeka ndeka nkuwe omutima
Aaaah, aaaah
Ndeka nkuwe omutima
Aaaah, aaaah

I can’t imagine life
Without you my love (no no no no)
Ha, wali ludda wa luli
Nga bandya ebigwo? (haha)
Yeggwe ow’enjawulo
Oli wange ndi wuwo (aaah)
For you’re better than good
You make me break my rules (eh)
Am stuck on you like glue (for life)
And I need you more than food (babe)
Nnumwa nnyo wootali dear, wootali dear
Sembera ompe my mood (ooh)
Nga bw’ontunuulira, bwe nkutunuulira
Tonkuba amasasi don’t shoot (ah ah)
Ago gageze gakukwateko
Walaayi gankube agaŋŋuumi bwe ttu (ttu)
Aaaah, aaaah

Nkwagala nnyo ka nkuwe omutima (I give you my heart)
Aaaah, aaaah (am in need of your love)
Nze ndeka ndeka nkuwe omutima (babe)
Aaaah, aaaah (babe)
Ndeka nkuwe omutima
Aaaah, aaaah

Nkusaba tondeka (don’t you like that)
Tondeka, tondeka
Obwo obusagwa bwa musota (aaah)
Tondeka (I love you)
Tondeka, tondeka (baby I love you)
Obwo obusagwa bwa musota (aaah)
Nikola-la-lai
Oh my God
Lydia Jazmine again
Bomba made my beat

Sound Change

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *