Sean
Sean Beats
Alimpa mukwano again
Da Dee, Da Dee
Hmmm
Alimpa nnyimuse

Guno omukwano
Guno omukwano oh
Guno omukwano
Guno omukwano

Guno omukwano ssi gwa mpaka
(Eno ewange ssi gwa kukaka)
Guno omukwano ssi gwa mpaka
(Eno ewange ssi gwa kukaka ah)
Guno omukwano ssi gwa mpaka
(Eno ewange ssi gwa kukaka)
Guno omukwano ssi gwa mpaka
(Eno ewange ssi gwa kukaka ah)

Ndikwagala ppaka ennyanja lw’erikalira amazzi (eno ewange ssi gwa kukaka)
Akayamba lwe kalifuuka emmale ndikujjukiza (ndikujjukiza)
Nti omukwano ogwaffe magumba na nnyama (nnyama)
Omukwano ogwaffe teguliggwawo magumba na nnyama ah
Ndikwagala ndikwesigaliza
Ng’ekibunoomu ndikwerabira
Nze ndibeerawo nze nkulabe
Nze kitangaala ky’omusana
Ojjangako ewaka eno gye nsula nsula mu kizikiza jangu ojje ondabe
Enjala ngisiibye ebbanga liweze, hmmm
Buli wentunula sikulengera wannimba (wannimba)
Buli wentunula sikulengera wannimba munnange yanguwa

Guno omukwano ssi gwa mpaka
(Eno ewange ssi gwa kukaka)
Guno omukwano ssi gwa mpaka
(Eno ewange ssi gwa kukaka ah)
Guno omukwano ssi gwa mpaka
(Eno ewange ssi gwa kukaka)
Guno omukwano ssi gwa mpaka
(Eno ewange ssi gwa kukaka ah)

Oluggi lw’omutima lwo naluggula
Buli wooyagaliranga munnange yingira
Awo ndibeerawo awo
Ku lulwo nga nkulinze Alimpa awo (awo)
Balinsimira awo, ndifiira awo
Waakiri ogiranga n’onnimba okwagala nootanjatuliranga mbu dear onkooye
Ogiranga n’onnimba okwagala (aah)
Waakiri ogiranga n’onnimba okwagala nootanjatuliranga nti dear onkyaye
Omukwano gwo gyendi gwannema okupima nze ne bw’onkuba era nziruka eyo gy’oli

Guno omukwano ssi gwa mpaka
(Eno ewange ssi gwa kukaka)
Guno omukwano ssi gwa mpaka
(Eno ewange ssi gwa kukaka ah)
Guno omukwano ssi gwa mpaka
(Eno ewange ssi gwa kukaka)
Guno omukwano ssi gwa mpaka
(Eno ewange ssi gwa kukaka ah)

(Eno ewange ssi gwa kukaka)
Guno omukwano ssi gwa mpaka
(Eno ewange ssi gwa kukaka ah)
Guno omukwano ssi gwa mpaka
(Eno ewange ssi gwa kukaka)
Guno omukwano ssi gwa mpaka
(Eno ewange ssi gwa kukaka ah)

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin