Basanga alina nebamuwaana
Nga tebamanyi birungi wa gye byava
Naye nze mu balungi bonna yampa ggwe
Nnali mmanyi okugibega nga simanyi kunyiga
Enjala nga nzisosola nga simanyi kirala
Naye gwe my baby tewafaayo why?
Wammetta love mu mutima ne musaayi
Nnali mmanyi okugibega nga simanyi kunyiga
Enjala nga nzisosola nga simanyi kirala
Naye gwe my baby tewafaayo why?
Wammetta love mu mutima ne musaayi

Aye, omutima gukuume
Yeggwe wange kabiite
Baby siri mu kirooto
No Nem on the beat
Aye, omutima gukuume
Yeggwe wange kabiite
Baby siri mu kirooto

Nnali mmanyi okugibega nga simanyi kunyiga
Enjala nga nzisosola nga simanyi kirala
Naye gwe my baby tewafaayo why?
Wammetta love mu mutima ne musaayi
Nnali mmanyi okugibega nga simanyi kunyiga
Enjala nga nzisosola nga simanyi kirala
Naye gwe my baby tewafaayo why?
Wammetta love mu mutima ne musaayi

Aye, omutima gukuume
Yeggwe wange kabiite
Baby siri mu kirooto
Aye, omutima gukuume
Yeggwe wange kabiite
Baby siri mu kirooto

Omutima gwange guli gyoli
Saagala kumanya wadde byoli
I wanna see you smile
I wanna see you happy
(Happy, see you happy)
You better know
Ebirungi bye nnina, byonna bibyo
Ewaffe kankutwale ofuuke omuko
Ofuuke omuko ooh oh (babe)

Basanga alina nebamuwaana
Nga tebamanyi birungi wa gye byava
Naye nze mu balungi bonna yampa ggwe
Nnali mmanyi okugibega nga simanyi kunyiga
Enjala nga nzisosola nga simanyi kirala
Naye gwe my baby tewafaayo why?
Wammetta love mu mutima ne musaayi
Nnali mmanyi okugibega nga simanyi kunyiga
Enjala nga nzisosola nga simanyi kirala
Naye gwe my baby tewafaayo why?
Wammetta love mu mutima ne musaayi

Aye, omutima gukuume
Yeggwe wange kabiite
Baby siri mu kirooto
Aye, omutima gukuume
Yeggwe wange kabiite
Baby siri mu kirooto

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *