Uh yeah
Uh yeah eeh
Uh yeah, eh eh
Uh yeah
I get another quinine
Every time I look at you my babe
Girl you make me crazy
Hilder Doctor
Derrick Pro
Surface yes na yeah

Olunaku luba lumu
Luba lumu mu bulamu
(Luba lumu mu bulamu)
Mukama n’akuddamu
N’akulondera omuntu
(Luba lumu mu bulamu)
Gwe wali oyigga (luba lumu)
Gwe wali oloota (luba lumu)
Gwe wali onoonya
(Luba lumu mu bulamu)
Bannange nange lwe luno (luba lumu)
Lwe luno, lwe luno olunaku
(Luba lumu mu bulamu)
N’olwange lwe luno (luba lumu)
Lwe luno olunaku
(Luba lumu mu bulamu)

Nga tonnamufuna
Buli omu obeera olowooza nti ye ye (oh my God)
Kumbe balabe, balina bye baagala
Bwe bamala bagende (oh la la la)
Batuleka mu maziga (eeh)
Woowe woowe, miranga na biwoobe
Naye kati mbiwonye (eeh)
Ekkubo ndirabye
Baswadde balabe
Bamanyi nadiba (eeh)
Olw’okuba bannimba
Emitima mijama
Mukama sonyiwa
Wadde bannumya
Ate bo tobalumya (sonyiwa Mukama)
Kasita omutuufu omumpadde
Omunnondedde
Mukama nsiimye
Kasita omutuufu omumpadde
Omunnondedde
Taata nsiimye (I love you baby)

Olunaku luba lumu
Luba lumu mu bulamu
(Luba lumu mu bulamu)
Mukama n’akuddamu
N’akulondera omuntu
(Luba lumu mu bulamu)
Gwe wali oyigga (luba lumu)
Gwe wali oloota (luba lumu)
Gwe wali onoonya
(Luba lumu mu bulamu)
Bannange nange lwe luno (luba lumu)
Lwe luno, lwe luno olunaku
(Luba lumu mu bulamu)
N’olwange lwe luno (luba lumu)
Lwe luno olunaku
(Luba lumu mu bulamu)

Surprisingly
Bulijjo bwenti ssi bwe mpulira
(Oleese change nnene)
Abalala baforcinga
Nze naawe ssi bya kukaka
(Oleese change nnene)
Owulira otya munnange?
Nkuyita munnange
Yeggwe gwe nawa ebyange
(Mpulira bulungi naawe)
Abalala ne bwe balinkyawa
Nga nkyali naawe
Balimala budde
(Nga nkyali naawe)
Ye kati kiki kyebatalaba? (waa)
Yeggwe asobola bye baalemwa (ddala kiki?)
I don’t give a damn
Me and you right
Love not crime (I don’t give a damn)
I don’t give a damn
Love not crime
Me and you right (anyway babe)

Olunaku luba lumu
Luba lumu mu bulamu
(Luba lumu mu bulamu)
Mukama n’akuddamu
N’akulondera omuntu
(Luba lumu mu bulamu)
Gwe wali oyigga (luba lumu)
Gwe wali oloota (luba lumu)
Gwe wali onoonya
(Luba lumu mu bulamu)
Bannange nange lwe luno (luba lumu)
Lwe luno, lwe luno olunaku
(Luba lumu mu bulamu)
N’olwange lwe luno (luba lumu)
Lwe luno olunaku
(Luba lumu mu bulamu)

Nkwaniriza mu bulamu bwange
Nkulabamu mikisa myereere
Wadde nnyiize, wadde nkooye
Naayita gwe (gwe wekka)
Wadde ng’oli eyo,
Nga tonadda, naalinda gwe (gwe wekka)
Akagambo sorry sorry babe (sorry)
Katwale nga kakulu
Bw’omissinga, ka message
Oba akasimu kaba kakola
My babe

Olunaku luba lumu
Luba lumu mu bulamu
(Luba lumu mu bulamu, luba lumu babe)
Mukama n’akuddamu (luba lumu)
N’akulondera omuntu
(Nange lwe lwange)
Gwe wali oyigga (luba lumu)
Gwe wali oloota (nange lwe lwange)
Gwe wali onoonya (luba lumu)
Bannange nange lwe luno (luba lumu babe)
Lwe luno, lwe luno olunaku
(Luba lumu mu bulamu)
N’olwange lwe luno (luno)
Lwe luno olunaku
(Luba lumu mu bulamu)

Oh my
Wadde babadde nga banzunza
Kumbe gyoli owowange
I get another quinine
Every time I look at you my babe
Girl you make me crazy
Hilder Doctor
Derrick Pro
Surface yes na yeah

Submit Corrections

Leave a comment