Yeeeah
NinoJoe oh
Emabega w’enju yaffe, w’enju yaffe
Wetwasanga akakeeka kaffe eh, kaffe
Nga wetulundira nsolo zaffe eh
Netufumba akamere kaffe
Oooh oli omwana, omwana
Y’antegeera oli omwana, omwana
Oli owange, owange
Y’ategeera era ebyange, ebyange
Come, come, come to me my neighbour
Ono owange tali nga ba player
She does me more favour
She is mine, mmuyita sunflower
Nze ne kawala ka neigbour
Kati twakula tweyita babe
Abalala tonnyumiza
Ono y’alimu byonna bye njagala
Oli omwana mwagala
(It’s a special loving)
Era naye anjagala
(It’s a special loving)
Bannange tweyagala
(Special loving)
Kyokka tweyagala
Oli omwana, omwana
Y’antegeera oli omwana, omwana
Oli owange, owange
Y’ategeera era ebyange, ebyange
Emabega w’enju yaffe, w’enju yaffe
Wetwasanga akakeeka kaffe eh, kaffe
Nga wetulundira nsolo zaffe eh
Netufumba akamere kaffe
Come, come, come to me my neighbour
Ono owange tali nga ba player
She does me more favour
She is mine mmuyita sunflower
Nkeeyitira angel wange (wange)
Ka malayika ka bulamu bwange (bwange)
Akanaazaala baby waffe (waffe)
Ffe tukaddiwe nga balongo (…longo)
Oli omwana, omwana
Y’antegeera oli omwana, omwana
Oli owange, owange
Y’ategeera era ebyange, ebyange
Nkeeyitira angel wange (wange)
Ka malayika ka bulamu bwange (bwange)
Akaanazaala baby waffe (waffe)
Ffe tukaddiwe nga balongo (…longo)
Oli omwana mwagala
(It’s a special loving)
Era naye anjagala
(It’s a special loving)
Bannange tweyagala
(Special loving)
Kyokka tweyagala