Ntunuulira ensi gye watonda neneewunya
Waliwo bye ndaba neneebuza oba wabikola otya?
Amagezi n’okutegeera
Oli wala nnyo ku g’abantu
Ne mu bigambo byemmanyi
Nze mbuliddwamu ekiyinza okunnyonnyola

Oli Katonda
Oli Katonda
Oli Katonda
Weewunyisa
Oli Katonda
Gwe Katonda
Oli Katonda
Weewunyisa

Bwentunuulira by’okoze
Mu bulamu bwange neneewunya
Okwagala n’ekisa nali sibisaanira
Teri mwana wa muntu
Ayinza kola by’okoze
Ndigamba abaana bange
Era balikuyita Katonda

Oli Katonda (kati tukusinze)
Oli Katonda (leka tukusitule)
Oli Katonda (Kabaka wa bakabaka)
Weewunyisa (mpologoma ya Yuda)
Oli Katonda (kikolo kya Yesse)
Oli Katonda (sinzibwa Yesu wange)
Oli Katonda (sinzibwa)
Weewunyisa

Weewunyisa
Mukama weewunyisa
Weewunyisa
Yesu weewunyisa
Bwe ndaba ebintu by’okoze
Biraga obukulu bw’amaanyigo
N’ekisa ky’olina gyendi, bineewunyisa
Oli Katonda aaah…

Oli Katonda
Oli Katonda (yeah yeah)
Oli Katonda (gwe Katonda yeah)
Oli Katonda (bindeetedde okuvunnama wooli)
Oli Katonda (bindeetedde okuyimusa Yesu)
Oli Katonda (gwe Katonda yeah)
Oli Katonda (eh le le le)
Weewunyisa (eh le le le)

Oli Katonda (gwe Katonda gwe manyi)
Oli Katonda (teri mulala aliwo)
Oli Katonda (teriiyo)
Weewunyisa (eh yeah yeah)
Oli Katonda (yeah eh)
Oli Katonda (gwe Katonda)
Oli Katonda (Yesu wange eh)
Weewunyisa (gwe Katonda eh)

Oli Katonda (yeah yeah)
Oli Katonda (yeah yeah)
Oli Katonda (oh yeah yeah)
Weewunyisa (eeh eh)
Oli Katonda (ooh oh)
Oli Katonda (amawanga gakusinza)
Oli Katonda (bakatonda bavunnama gyoli)
Weewunyisa (eeh gwe Katonda)

Oli Katonda (gwe Katonda)
Oli Katonda (Katonda w’amagye)
Oli Katonda
Weewunyisa (uuh)
Oli Katonda
Oli Katonda
Oli Katonda
Weewunyisa

Submit Corrections

One thought on “Oli Katonda Lyrics – Justine Nabbosa”
  1. need to learn to sing this song. I donot know luganda but the dong means a lot tome

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *