Swangz Avenue Music
Gwe nkangaali
After effect jangu over
Banger Boy mwali
Gwe njagala nti come over
My body ky’ekidongo gwe bw’okikuba okitta
Banger Boy
Obufaananyi mbukuba obwedda-dda
Fire Baby
Cake ndeese ya madaala
(Onnyimbira obuyimba bwa Moses)
Ng’endongo y’ekibbaala
(Omukwano gwo gunyumisa kawungeezi)
Okubye nnyo
Ate sikuwaga just oli wa nnyo
(Ah yeah yeah yeah)
Oli wa nnyo
Ondaze amaanyi okubye nnyo
(Ah yeah yeah yeah)
Okubye nnyo
Ate sikuwaga just oli wa nnyo
(Ah yeah yeah yeah)
Oli wa nnyo nnyo
Yo, engeri gy’onyumisa ekidandali
Katogo muwogo na bidandali
Sikunenyeza butaba byotali
Nkuvugako ppaka Muswangali, eh
Ogenda n’ompaana bye nnyirira
Naye nga bye nnyirira you’re the reason why
Yo, butuuka ne mu matumbi nentunula
Naye nga ninda gwe oyimbe lullaby babe
(Onnyimbire obuyimba bwa Moses)
Ng’endongo y’ekibbaala
(Omukwano gwo gunyumisa kawungeezi)
Okubye nnyo
Ate sikuwaga just oli wa nnyo
(Ah yeah yeah yeah)
Oli wa nnyo
Ondaze amaanyi okubye nnyo
(Ah yeah yeah yeah)
Okubye nnyo
Ate sikuwaga just oli wa nnyo
(Ah yeah yeah yeah)
Oli wa nnyo nnyo
So mi ah love you, you you
My body ky’ekidongo gwe bw’okikuba okitta
Obufaananyi mbukubye obwedda-dda
Engeri gy’onyumisa ekidandali
Katogo muwogo na bidandali
Sikunenyeza butaba byotali
Nkuvugako ppaka Muswangali
Gwe baleke baveeko abasumbuyi
Cake ndeese ya madaala
(Onnyimbire obuyimba bwa Moses)
Ng’endongo y’ekibbaala
(Omukwano gwo gunyumisa kawungeezi)
Okubye nnyo
Ate sikuwaga just oli wa nnyo
(Ah yeah yeah yeah)
Oli wa nnyo
Ondaze amaanyi okubye nnyo
(Ah yeah yeah yeah)
Okubye nnyo
Ate sikuwaga just oli wa nnyo
(Ah yeah yeah yeah)
Oli wa nnyo nnyo
So mi ah love you, you you