Official Lyrics – Victor Ruz

From this moment
You’re officially my babe
Without you am no body
Eeh no body

Nsisinkanye bangi naye nga tebeesigika
Ekigambo bulungi yegwe gwekimeaninga
Sirikyusa munange kubanga sifeekinga
Mukwano checkinga
Babe nzuuno zoominga
Twala ntwala (tonkomyawo)
Gyofeelinga (tonkomyawo)
Tunaaba eyo oli wa ddembe
Okola ekyejo (tonkomyawo)
Ntwala ntwala (tonkomyawo)
Tetukyekweka
Okuva n’olwaleero kifuuse official

Eh official (eh eh eh yeah eh)
Kifuuse official (eh eh eh yeah eh)
Official
Kifuuse official
Eh official (eh eh eh yeah eh)
Kifuuse official (eh eh eh yeah eh)
Official
Kifuuse official

Gaali maanyi ga mukwano ge gansika
Gye nali mu birooto gye wanzigya
Kisasikimu mmundu gye nina
Kifuuse official
Yadde walaba abagagga tewandeka
Tuyise na mu bingi gwe n’oguma
Maziga ge wakaaba ngasangula leero
Kifuuse official
Tubawe ogw’okuleekaana
Kubanga gwe baasigaliza okola
Mpozzi nga ndi mu ntaana
Mu by’oba toteebereza kwe kuta
Ye nga bingi by’onkolera
Naalibadde nkusiima ntya?
Nzikiriza nkumarkinge babe
Ofuuse wange ndi wuwo
Ssikyali single ndi bibyo (tonkomyawo)
Ke nsazeewo oh ndi wa ddembe n’okola efujjo
Yonna yonna ntwala (tonkomyawo)
Tetukyekweka
Okuva n’olwaleero kifuuse official

Oh official (eh eh eh yeah eh)
Kifuuse official (eh eh eh yeah eh)
Official
Kifuuse official
Eh official (eh eh eh yeah eh)
Kifuuse official (eh eh eh yeah eh)
Official
Kifuuse official

Gaali maanyi ga mukwano ge gansika
Gye nali mu birooto gye wanzigya
Kisasikimu mmundu gye nina
Kifuuse official
Yadde walaba abagagga tewandeka
Tuyise na mu bingi gwe n’oguma
Maziga ge wakaaba ngasangula leero
Kifuuse official ooooh oh

Kifuuse official
Kifuuse official
A Jinja Boy
Kifuuse Official

Submit Corrections