She be working six in the morning
Chozen Blood guno mwoto we are burning

Tebwakusala
Obuwala bwo tebwakusala
Nze ŋamba tebwakusala
Kanya kwongera ssaala
Artin on the beat
Tebwakusala
Obulungi bwo tebwakusala
Nze ŋamba tebwakusala
Kanya kwongera ssaala

Ono yali muwala muto
Nga bw’omanyi obuto
Ng’abeera mu wardrobe, eh eh
Twamusalako lumu nalo
Ne tumucakaza ekiro, ha!
Ng’alina amaalo (ng’alina amaalo)
Yatulaga alemeddeko nalo
N’atugamba talera ngalo
Kati aguze ekyalo
Pretty lady y’amanyi okunoonya
Pretty lady y’amanyi okucakala
Pretty lady y’ansanyusa
She ah pretty, she ah pretty bum bum
Pretty lady y’amanyi okunoonya
Pretty lady y’amanyi okucakala
Pretty lady y’ansanyusa
She ah pretty, she ah pretty bum bum

Tebwakusala
Obuwala bwo tebwakusala
Nze ŋamba tebwakusala
Kanya kwongera ssaala
Tebwakusala
Obulungi bwo tebwakusala
Nze ŋamba tebwakusala
Kanya kwongera ssaala, ah!

Kamotoka yakavuga akawundo
Yayolesa amaanyi ku luguudo
Ng’akuzizza omutindo
Ayagala mafaranga
Nebwokola otya ayagala mafaranga
Gwe Lwakuba omujudginga
Gw’alina amucheatinga, eeh
Little maama never take a sorry
Because nobody never know your story
Your deep story

Pretty lady y’amanyi okunoonya
Pretty lady y’amanyi okucakala
Pretty lady y’ansanyusa
She ah pretty, she ah pretty bum bum

Tebwakusala
Obuwala bwo tebwakusala
Nze ŋamba tebwakusala
Kanya kwongera ssaala
Tebwakusala
Obulungi bwo tebwakusala
Nze ŋamba tebwakusala
Kanya kwongera ssaala, ah!

Pretty lady y’amanyi okunoonya
Pretty lady y’amanyi okucakala
Pretty lady y’ansanyusa
She ah pretty, she ah pretty bum bum
Pretty lady y’amanyi okunoonya
Pretty lady y’amanyi okucakala
Pretty lady y’ansanyusa
She ah pretty, she ah pretty bum bum

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *