Bamusa, bamusa, bamusakate (gikube)
Atayina butiiti bamusakate (sakata)
Ashiro ne Panda tugisakate
Eh yo D’Mario (maama)
Agikubye
Level

Tulage katiiti ko
Nga tetukalaba kateeke ku kugulu kwo
Hajjati, tulage katiiti ko (oh)
Nga tetukalaba kateeke ku kugulu kwo (akatiiti)

Obuti (eh)
Obuti, maama obuti say (obutiiti)
Obuti (eh)
Obuti, maama obuti (obutiiti)

Yali mubi ng’alinga musirikale (maama)
Nga ne bw’anywa amata taggwamu mbalabe (mulabe)
Mbuuza naawe nafaaki kale? (eh)
Mu kiwato kye mwalimu obutiiti (akakeeka)
Ng’atambula asagala ng’atambula abinuka
Ne ŋŋamba maama, eh!
Nga talina b***a
Talina figure
Talina colour
Naye wali eri (naye bannange!)

Obutiiti mu magulu
Era bunyumirwa abo abalina ku magulu (gikube)
Obutiiti mu kiwato
Nabwo bunyumirwa abo abalina ku biwato (eh)
Ekiwato bwe kiba kya butiiti
Kiwoomesa dance okukira sweet (sweet)
Ekiwato nga temuli butiiti (nnyabo)
Oba otunda bikadde okoppa DP (Allah!)
Ekiwato oba kinene oba kasaamusaamu (saamusaamu)
Blood eba answer mu exam (exam, zamu)
Atalina butiiti wa kukiraba (wa ku kiraba)
Ate atalina nyash wa kukolima (kukolima)
Kino, kyo kiringa nga kyoyooyo
Naye, nze njagala obutiiti mmwe
Ani alina obutiiti mangu awo andage?
Nze ndabe katiiti mmwe

Obuti (eh)
Obuti, maama obuti Allah (obutiiti)
Obuti (eh)
Obuti, maama obuti uuuh (obutiiti)

Boss ndi eno mu bbaala
Naye okimanyi ebbaala ewooma? (oh oh!)
Maama, sikyategeera ssente z’ompadde nzispendinze
Bannange omuwala anyirira!
Ayina colour egendedde ku ttaala!
Maama, laba n’omulala
Buli gw’olabako ali eno anyirira woowe!
Body body, ssaawa ya kulagako
Kawato katono ggulire basomako
Sorry sorry munsonyiwe okulagako
Money nnina ssaawa ya kugabako (abalinamu)
Naye ng’omuwala alina obutiiti yalaga wala (buliwa?)
Bwe yenyogontola tosobola butalolobala (gikube)
Obutiiti mbulaba nga bitaala bya kiragala
Nze sibulaba ne sikyamuka gazine

Hajjati, tulage ku katiiti ko (koona)
Nga tetukalaba kateeke ku kugulu kwo (kako)
Hajjati, njagala kukwatako (kwata)
Njagala kukunyiga ppaka kuwulira bubi
Njagala kukulaga nti waliyo abaakabi
Abakunyiga ne weerabira ba ex bo (sabula)

Obuti (eh)
Obuti, maama obutiiti
Ashiro (obutiiti)
Obuti
Obuti, Artin
Obuti (obutiiti)

Bannange kino, kyo kiringa nga kyoyooyo (Panda)
Naye, nze njagala obutiiti mmwe
Ani alina obutiiti mangu awo andage?
Nze ndabe kati… (eh)

Obuti (eh)
Obuti, maama obutii-ti (maama)
Agikubye (obutiiti)
Obuti (eh)
Obuti, obuti (obutiiti)

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin