Mad
Mad Tiger
Mtoto wa Africa
Arghhh
Obulamu bw’ensi bunyuma kiro ooh
Buno obulamu bunyuma kiro
Obulamu bw’ensi bunyuma kiro ooh
Buno obulamu bunyuma kiro
Obulamu bw’ensi bunyuma kiro ooh
Buno obulamu bunyuma kiro
Obulamu bw’ensi bunyuma kiro ooh
Buno obulamu bunyuma kiro
Jjo n’akawungeezi ak’akayisanyo
Ennyonyi muzinge zibeera ziddayo
N’abasomi nabo baba bakomawo
N’abeekolera, babeera bannyuka
Ŋŋamba abeetegekera buno obudde bw’ekiro ooh
Nabo nno ne batandika
N’omwami, ow’engatto ye ennungi n’agisikayo
N’omukyala owa mini ye n’agisikayo ooh
N’asammula nga buwungeera
Big boss, Juma Seiko
Africa!
Obulamu bw’ensi bunyuma kiro ooh
Buno obulamu bunyuma kiro
Obulamu bw’ensi bunyuma kiro ooh
Buno obulamu bunyuma kiro
Obulamu bw’ensi bunyuma kiro ooh
Obulamu bunyuma kiro
Buno obulamu bw’ensi bunyuma kiro ooh
Buno obulamu bunyuma kiro
Kkumi n’emu buba buwungeera
Emu buba busaasaana
Okuva edda n’edda nze kye mbabuulira
Obudde bw’ekiro bwali bwa bavubuka
Naye omulembe guno
N’abazeeyi batambula kiro
Ogenda okulaba ng’omuggo gwe tagulina
Ali na ku floor
Ne bazzukulu be anyeenya agaliba enjole
Buno obulamu bunyuma kiro ttumbi
Ne ba maama bunyuma kiro
Ne ba taata bunyuma kiro ttumbi
Alberto
Obulamu bw’ensi bunyuma kiro ooh
Buno obulamu bunyuma kiro
Buno obulamu bw’ensi eno bunyuma kiro ooh
Buno obulamu bunyuma kiro
Obulamu bw’ensi bunyuma kiro ooh
Buno obulamu bunyuma kiro
Obulamu bw’ensi bunyuma kiro ooh
Buno obulamu bunyuma kiro
Abakyala b’e Uganda
Ŋŋamba mmwe abakyala b’e Uganda
Mmwe mulina eddembe okwambala mini nga mulumya
Mulina eddembe okwambala mini nga mwetala
Obudde buba bwa kiro
Mulina hips ate nga mulya chips
Ne ba boss nabo ne mubacamula ssebo
Ddala abakyala muli ba kabi
Obudde bw’ekiro, mubeera smart
Kagutunda Ssemmambo
Mad Tiger
Wulira endongo
Africa
Obulamu bw’ensi bunyuma kiro ooh
Buno obulamu bunyuma kiro
Buno obulamu bw’ensi bunyuma kiro ooh
Buno obulamu bunyuma kiro
Buno obulamu bw’ensi bunyuma kiro ooh
Buno obulamu bunyuma kiro
Obulamu bw’ensi bunyuma kiro ooh
Buno obulamu bunyuma kiro oh
Buno obulamu bunyuma kiro
Bunyuma kiro ooh
Africa
Mad Tiger
Dalas
Kagutunda Ssemmambo
Obulamu bw’ensi bunyuma kiro ooh
Buno obulamu bunyuma kiro
Obulamu bw’ensi eno bunyuma kiro ooh
Obulamu bunyuma kiro
Obulamu bw’ensi bunyuma kiro ooh
Buno obulamu bunyuma kiro
Obulamu bw’ensi bunyuma kiro ttumbi
Bannange ddala ddala
Obulamu bw’ensi bunyuma kiro ooh
Obulamu bunyuma kiro
Obulamu bw’ensi bunyuma kiro ooh
(N’abaloota baloota kiro)
Ddala obulamu bunyuma kiro (ddala ddala)
Obulamu bw’ensi bunyuma kiro ooh
Buno obulamu bunyuma kiro (deh ma pyu dat)
Obulamu bw’ensi bunyuma kiro ooh
(Deh ma pyu dem, deh ma pyu dem, deh ma pyu deh deh)
Buno obulamu bunyuma kiro
(Deh ma pyu dat, deh ma pyu dem)
Obulamu bw’ensi bunyuma kiro Tiger
Mtoto wa Africa
Ddala nkizudde bunyuma kiro
Mad Tiger
Wulira endongo
Aloga aloge