Obubadi Lyrics – John Blaq

Lego big tune
Yeah yeah
Aya baasi
A gyal gwe nina gwe gwe baby
A John Blaq African Bwoy Bwoy
Yeah yeah yeah
Baba baba baba
T.O.N

Julie come here simanyi okooye?
Ntunuulira ntunuulira nze
Bw’ogaana nkunoonya gye weekukumye
Ate leeta ne bye nkutumye
Gimme that busy body mpaayo ka chance
Embalaasiyo ngivuge mu race
Abatasobola kuzina batuwe ka faasi
Baleke bagobe eh eh

Related: Baabo Lyrics – Latinum

Gwe gwe neesize
You’re the only one I give my body body
You’re the only one ankozesa obubadi
You’re the only one I give my body body
Yeah yeah yeah
Gwe gwe neesize
You’re the only one I give my body body
You’re the only one ankozesa obubadi
You’re the only one I give my body body
Yeah babe

Siraba balala cinema nziraba
Baby bali baabulira wa? Yeah
Sikola kirala sikola bilala
Baby bwe mbeera sikulabyeko
Ozuukusa emisuwa ozuukusa emisuwa
Singa obwongo bwange bwebaka
Oh by the way obeera wa?
Oh by the way osula wa?
Waliwo bye mpackaginze
Ggulawo mbikuwe
Akasimu obipinga
Omwami nga nkolinga
Yeah yeah yeah

Related: Tukwatagane Lyrics – John Blaq

Amanyi ozina ka dance
Muwa aka tick
Omenyeka nsasula nkuwa ne receipt
Abali mu busonda mukolayo ki?
Tunywa Cigar Belare
Banywa mukombooti
Kati nsomesa ku mukwano
Kuba ndi learner
Mbeere taata obeere maama
Nkusinga height ndi muwanvu
Tukube dance tuli bazungu
Tobagamba ate tobabuusa
Tebalina kumanya bye tuliko
Abo ba user
A mi say tobagamba ate tobabuusa
Singa batumanya batulyamu olukwe ba Yuda
Oh by the way obeera wa?
Oh by the way osula wa?
Waliwo bye mpackaginze
Ggulawo mbikuwe

Submit Corrections