Yeah eeh
Nzikiriza buli ssaala gye nsaba
Katonda wange aba ampulira
Nzikiriza gano amaziga ge nkaaba
Kaseera buseera agasangule
Nzikiriza buli kirungi kye nnoonya
Katonda wange ajja kukimpa
Nzikiriza buli ssaala gye nsaba
Katonda wange aba awulira
Nzikiriza gano amaziga ge nkaaba
Kaseera buseera agasangule
Nzikiriza buli kirungi kye nnoonya
Katonda wange ajja kukikola
Kuba…

Nzikiriza nti mulamu
Mulamu Mukama
Mukama nzikiriza nti waali
Waali Mukama
Nzikiriza nti yafa okubeera nze
Nzikiriza nti y’anjagala
Era akyanjagala

Nzikiriza nti ebizibu bye nsanga
Gwe musaalaba ogumpanguza
Nzikiriza nti abeesiga Mukama
Ffenna tetugenda kwejjusa
Nzikiriza nti Mukama waali
Ninga olusozi Ssayuuni
Nzikiriza nti ebizibu bye nsanga
Gwe musaalaba ogumpanguza
Nzikiriza nti abeesiga Mukama
Ffenna tetugenda kwejjusa
Nzikiriza nti Mukama waali
Ndi muwanguzi okkirawo
Kuba…

Nzikiriza nti mulamu
Mulamu Mukama
Mukama nzikiriza nti waali
Waali Yesu
Nzikiriza nti yafa okubeera nze
Sinza, sinza
Nzikiriza nti y’anjagala
Era akyanjagala

Bwe ndowooza ku muwendo
Omusaayi Yesu bye yangula
Nzikiriza nti mu maaso ge
Era ndi kya muwendo
Anjagala, ekyo nkiraba
Ne bwe mba ngudde mu buzibu
Ampanguza, Mukama tandekaawo
Nzikiriza buli ssaala gye nsaba
Katonda wange aba ampulira
Nzikiriza gano amaziga ge nkaaba
Kaseera buseera agasangule
Nzikiriza buli kirungi kye nnoonya
Katonda wange ajja kukimpa
Kuba…

Nzikiriza nti mulamu
Mulamu, mulamu
Mukama nzikiriza nti waali
Waali Yesu
Nzikiriza nti yafa okubeera nze
Awonya, awonya
Nzikiriza nti y’anjagala
Era akyanjagala

Nzikiriza nti mulamu
Yeaah
Mukama nzikiriza nti waali
Oooh
Nzikiriza nti yafa okubeera nze
Wulira, wulira
Nzikiriza nti y’anjagala
Era akyanjagala

Waali Mukama waali
Nzikiriza nti mulamu
Waali Yesu
Mukama nzikiriza nti waali
Waali Mukama
Nzikiriza nti yafa okubeera nze
Aah ah sinza, sinza
Nzikiriza nti y’anjagala
Nsinza, musinza, kuba waali

Nzikiriza nti mulamu
Mulamu Yesu
Mukama nzikiriza nti waali
Mukama, Mukama, waali
Nzikiriza nti yafa okubeera nze
Nsinza, nsinza
Nzikiriza nti y’anjagala
Era akyanjagala
Yammatira, yammatira
Mukama waali

Nzikiriza nti mulamu
Anjagala nnyo
Mukama nzikiriza nti waali
Aah
Nzikiriza nti yafa okubeera nze
Awonya, y’awonya, y’awonya
Nzikiriza nti y’anjagala
Era akyanjagala

Nzikiriza nti mulamu
Mulamu Mukama
Mukama nzikiriza nti waali
Mulamu Yesu
Nzikiriza nti yafa okubeera nze
Yesu, Yesu, Yesu
Nzikiriza nti y’anjagala
Era akyanjagala

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *