Nziguliraawo Eggulu Lyrics – Judith Babirye

Oh nziguliraawo eggulu Mukama
Nziguliraawo eggulu onteekeko favour
Nziguliraawo eggulu Mukama
(Hmmm nziguliraawo eggulu, eeh)
Nziguliraawo eggulu onteekeko favour

Yesu nziguliraawo eggulu ntuuse
Ndi mu maaso go nkuyita onteekeko favour
Nziguliraawo eggulu Mukama
(Nina ani nze, Yesu yegwe)
Nziguliraawo eggulu onteekeko favour

Mukama nkulidde mu maziga mangi yamba
Nziguliraawo eggulu onteekeko favour
Nziguliraawo eggulu Mukama
(Ooh nziguliraawo eggulu Mukama, eeh)
Nziguliraawo eggulu onteekeko favour

Hmm nkuze nga ffene akulidde ku kkubo
Bakuba mpi, kale tondeka
Nziguliraawo eggulu Mukama
(Nziguliraawo eggulu Mukama, eeh)
Nziguliraawo eggulu onteekeko favour

Matumbi budde ng’abalogo beetala
Nziguliraawo eggulu onkwekemu favour
Nziguliraawo eggulu Mukama
(Yesu nziguliraawo eggulu Mukama)
Nziguliraawo eggulu onteekeko favour

Matumbi budde ng’ababbi bannoonya
Nziguliraawo eggulu onteekeko favour
Nziguliraawo eggulu Mukama
(Nkusabye tondeka Mukama, tondeka)
Nziguliraawo eggulu onteekeko favour

Yesu nziguliraawo eggulu nga tewali ayamba
Nziguliraawo eggulu onteekeko favour
Nziguliraawo eggulu Mukama
(Nange, leero)
Nziguliraawo eggulu onteekeko favour

Mukama ndi mwana wa Naamu
Ndi mwana wa munaku
Naalongo waabwe tondeka Mukama
Nziguliraawo eggulu Mukama
(Eeh muwala wa Naalongo, nkuyita)
Nziguliraawo eggulu onteekeko favour

Nziguliraawo eggulu mukama
Nziguliraawo eggulu onteekeko favour ssebo
Nziguliraawo eggulu Mukama
(Ooh oh ssebo, eeh)
Nziguliraawo eggulu onteekeko favour

Nkusabye nziguliraawo eggulu
Nga ndi mu bbanga
Nziguliraawo eggulu nga ndi mu mmotoka
Nziguliraawo eggulu Mukama
(Ooh nziguliraawo eggulu, Yesu wange)
Nziguliraawo eggulu onteekeko favour

Boogedde bingi amaanyi gampedde
Nziguliraawo eggulu, ompambaatire
Nziguliraawo eggulu Mukama
(Hmmm nkumaakuma daddy, oliwa?)
Nziguliraawo eggulu onteekeko favour

Yesu nziguliraawo eggulu ondere Mukama
Mu mikono taata, egyammumba
Nziguliraawo eggulu Mukama
(Mukama nziguliraawo eggulu, eeh)
Nziguliraawo eggulu onteekeko favour

Taata twali mu Eden n’ommumba Mukama
Nziguliraawo eggulu tondeka Kabaka Yesu
Nziguliraawo eggulu Mukama
(Nzigulira)
Nziguliraawo eggulu onteekeko favour

Nziguliraawo ssebo, nkuyita
Nzigulira leero, nzize gyoli taata
Nziguliraawo eggulu Mukama
(Nzigulira, munnange nzigulira Mukama)
Nziguliraawo eggulu onteekeko favour

Mu mpapula z’amawulire nkusabye ontaase
Nziguliraawo eggulu, ssebo tondeka
Nziguliraawo eggulu Mukama
(Nzigulira, bali bubi Mukama)
Nziguliraawo eggulu onteekeko favour

Nziguliraawo eggulu nga ndi mu leeba
Nziguliraawo eggulu onsomose ssebo
(Nteekaako favour)
Nziguliraawo eggulu Mukama
(Nziguliraawo ssebo, eeh)
Nziguliraawo eggulu onteekeko favour

Mukama nze amaanyi gampedde (nzigulira)
Munnange amaanyi gampedde (nzigulira)
Nziguliraawo ssebo
Nziguliraawo eggulu Mukama
(Nzigulira, ssebo eeh)
Nziguliraawo eggulu onteekeko favour

Yamba onteekeko favour (onteekeko favour)
Nteekaako (onteekeko favour)
Favour wagiwa Daniel (onteekeko favour)
Favour wagiwa ne Esther (onteekeko favour)
Favour wagiwa Mariam (onteekeko favour)
Favour wagiwa ne Yakobo (onteekeko favour)
Favour wagiwa Mordecai taata (onteekeko favour)
Favour wagiwa Yozefu (onteekeko favour)
Favour wagiwa n’Eriya (onteekeko favour)
Favour wagiwa ne Musa (onteekeko favour)
Favour wagiwa ne Ruth (onteekeko favour)
Favour wagiwa bangi ssebo (onteekeko favour)
Ne Nicole wamuwa favour (onteekeko favour)

Mukama nzize wooli (onteekeko favour)
Ngattaako kw’abo nange (onteekeko favour)
Njagala favour (onteekeko favour)
Favour yokka y’enaankuuma (onteekeko favour)
Favour y’enantaasa (onteekeko favour)

Lengera abalabe bannoonya (onteekeko favour)
Laba bandi bubi (onteekeko favour)
Laba, laba bandi bubi (onteekeko favour)
Mukama nteekaako favour (onteekeko favour)
Yesu n’ayita ani nze? (onteekeko favour)
Yesu n’anyumya ani nze? (onteekeko favour)
Mukama nteekaako (onteekeko favour)
Mukama ndi mwana wa mukazi (onteekeko favour)
Mukama sirina maanyi (onteekeko favour)
Yesu nteekaako favour (onteekeko favour)
Favour, favour, favour (onteekeko favour)
Njagala favour (onteekeko favour)
Njagala favour (onteekeko favour)
Mukama nteekaako (onteekeko favour)

Submit Corrections