Nze Wuwo Lyrics – Spice Diana x Papa Cidy

Kaamulali asiiwa
Toteeka mu maaso ooh
Kano akazigo kakusaana aah
Kasiige ku face, hmm

Call me pon mi line
Just in case
Papa Cidy ne Spice
Ka message tekamala
Olina kubeera wano wooli eh
Artin on the beat

Nze wuwo
Abalala bakyawe
Nze wuwo oh oh oh
N’atamanyi mugambe, eeh
Nze wuwo
Abalala bakyawe
Nze wuwo oh oh oh
N’atamanyi mugambe, eeh

Kati nze baby wo
Njagala mbeere mukwano gwo
Akulembera obulamu bwo
Nze mugagga wo
Tell me what you wanting now
Saba ky’oyoya bakireete
Akamere ke nnali ndya
Kaali nga kaabulamu kirungo spice
Kati wooli ndi fine
Obulako kimu kya kunnyweza so tight
Oh my baby baby
Walwayo nnyo naawe
Kaabula kata nze neekyawe ah
Mutima ngulaawe
Tukaddiwe nga ndi naawe hmmm

Nze wuwo
Abalala bakyawe
Nze wuwo oh oh oh
N’atamanyi mugambe, eeh
Nze wuwo
Abalala bakyawe
Nze wuwo oh oh oh
N’atamanyi mugambe, eeh

Kati ebisulo binsula
Vibe so high enkuba ne bwe nkuba
Wasiika love n’ongoba ne ku ntula
Kammenye kabokisi
Akasente nze naawe tukakozese
Baby baby ng’onyumira design
Ono omwana tamanyi bazungu
Designer fi shine ah ndi number one fan
Nze eno ewange ssigaba biyungu

Nze wuwo (nze wuwo)
Abalala bakyawe (abalala bakyawe)
Nze wuwo oh oh oh (nze wuwo)
N’atamanyi mugambe, eeh
Nze wuwo (nze wuwo)
My baby baby baby
Papa Cidy yeah eh eh
Nze wuwo (nze wuwo)
Ndi ne Spice
N’atamanyi mugambe, eeh
Level

Baby
Baby baby ng’onyumira design
Ono omwana tamanyi bazungu
Designer fi shine ah ndi number one fan
Nze eno ewange ssigaba biyungu
Kati ebisulo binsula
Vibe so high enkuba ne bwe nkuba
Wasiika love n’ongoba ne ku ntula
Kammenye kabokisi
Akasente nze naawe tukakozese

Kaabula kata nze neekyawe ah

Submit Corrections