Nze Naawe Lyrics – Slick Stuart & Roja ft. Lyto Boss

Njagala njagala njagala njagala
Baby njagala
Nessim Pan Production
Slick Stuart and Roja

Ng’ebinyonyi bwebiteerabira kubuuka
Ate ebyennyanja okusala amayengo, eeh
Nga baby bwateerabira kukaaba, no ooh oh
Ate ebimera, okula
Nze bwe tuli naawe
Sisobola kwerabira kukulowoozaako
Omutima bwe gukuba
Gukubira gwe
Bwe guluma
Gulumira gwe
Nze tegukyampulira
Guwulira gwe
Gwagala gwe, babe
I wonder the way you smile
You smile like there’s nobody
Roho yangu enakupenda
Lakini sometimes unanijiumiza sana

Nze naawe
There’s nobody else
Gwe nange
Njagala tube ffembi
Nze naawe
There’s nobody else
Gwe nange
Njagala tube ffembi

Ŋenda ne nkunoonya ku Instagram
Nga njoyezza nkulabe
Nnyumirwa bu pose bw’okola ku Instagram
Ne nvaayo nga sikulaba
Ne nkebera ku WhatsApp
Ng’ate oli offline, babe
Wabula olinzisa amaddu
Nze njagala nnyo nfune
Baby olinvumya amaalo kuba
Omutima bwe gukuba
Gukubira gwe
Bwe guluma
Gulumira gwe
Nze tegukyampulira
Guwulira gwe
Gwagala gwe, babe

Nze naawe
There’s nobody else
Gwe nange
Njagala tube ffembi
Nze naawe
There’s nobody else
Gwe nange
Njagala tube ffembi

Mbulwa amaanyi ng’oli eyo, babe
Nfuna amaanyi ng’ozze eno, babe
Nebwesiba na kifaananyi kyo
Nakusavinga mu bwongo
Sikyetaaga na birooto
Gwe nalootanga yegwe
I wonder the way you smile
You smile like there’s nobody
Roho yangu enakupenda
Lakini sometimes unanijiumiza sana

Nze naawe
There’s nobody else
Gwe nange
Njagala tube ffembi
(Njagala njagala)
Nze naawe (babe)
There’s nobody else
Gwe nange
Njagala tube ffembi
Nze naawe
There’s nobody else
Gwe nange
Njagala tube ffembi

Ffembi, ffembi, ffembi eeh eh
Ffembi
Babe, babe, babe
Njagala njagala njagala
Njagala

Submit Corrections