Oli musumba atandekerera
Anuŋŋamya era ampanirira
Ne bwe mpita mu kiwonvu eky’okufa
Sirina kyentya ndi mumalirivu
Oli musumba atandekerera
Anuŋŋamya era ampanirira
Ne bwe mpita mu kiwonvu eky’okufa
Sirina kyentya ndi mumalirivu!
Nuŋŋamya (nuŋŋamya)
Ntwala awo ku mabbali
Ag’amazzi amateefu
Ntwala awo (eeh)
Mukama
Nuŋŋamya (nuŋŋamya nze)
Ntwala awo ku mabbali
Ag’amazzi amateefu
Ntwala awo
Mukama
Oli mumuli ogummulisiza
Okundaga ekkubo ery’obulokozi
Ennyonta bw’ennuma ewuwo eyo gye nzija
Kuba mmanyi yeggwe angabirira
Oli mumuli ogummulisiza (yeah yeah)
Okundaga ekkubo ery’obulokozi
Ennyonta bw’ennuma ewuwo eyo gye nzija (ennyonta aah)
Kuba mmanyi yeggwe angabirira (kuba mmanyi eeh)
Nuŋŋamya (nuŋŋamya nze)
Ntwala awo ku mabbali (ntwala awo)
Ag’amazzi amateefu (g’amazzi amateefu)
Ntwala awo (ntwala awo)
Mukama (ntwala awo)
Nuŋŋamya (nuŋŋamya nze)
Ntwala awo ku mabbali (ntwala awo)
Ag’amazzi amateefu (yeah yeah)
Ntwala awo
Mukama (Mukama)
Yeah yeah
Aah ntwala awo
Ntwala awo
Ntwala awo eeh eh
Mpummulira mu ggwe (mpummulira mu ggwe)
Mpummulira mu ggwe (ooh)
Mpummulira mu ggwe (mpummulira mu ggwe)
Mpummulira mu ggwe
Ntambulira mu ggwe (ntambulira mu ggwe)
Ntambulira mu ggwe
Ntambulira mu ggwe (ntambulira mu ggwe)
Ntambulira mu ggwe (mpangula)
Mpagulira mu ggwe (mpangula)
Mpagulira mu ggwe (mpangula)
Mpagulira mu ggwe (eh yeah)
Mpagulira mu ggwe (neeyagalira)
Neeyagalira mu ggwe (neeyagalira)
Neeyagalira mu ggwe (neeyagalira)
Neeyagalira mu ggwe (eeh yeah)
Neeyagalira mu ggwe
Sseetaagenga (sseetaagenga)
Nga, nga, nga
(Sseetaagenga, sseetaagenga eeh)
Sseetaagenga (sseetaagenga)
Nga, nga, nga
(Sseetaagenga, sseetaagenga eeh)
(Sseetagenga nze)
Sseetaagenga, nga, nga, nga
(Eeh eeh eh)
(Sseetagenga nze)
Sseetaagenga, nga, nga, nga
Ooh ooh oh
Sseetagenga
Sseetaagenga
Thanx
Welcome