Eddoboozi lya Katonda
Liirino likuyita, liyita
Oba oliwulira ng’osirise
Omulimu gwa Katonda
Gw’antuma guuguno
Genda obuulire abantu be
Nze ntume ani?
Atugendera ani?
Okugenda okuyita abantu bange
Gwe omwana wa Katonda
Osaanidde okuyitaba
Nti nzuuno, ntuma nzuuno
Nze ntume ani?
Atugendera ani?
Okugenda okuyita abantu bange
Gwe omwana wa Katonda
Osaanidde okuyitaba
Nti nzuuno, ntuma nzuuno
Omulimu gwa Katonda gw’atuma
Buulira nsi kigambo
Oba tojja kusasulwa kati
Okusasulibwa kwo
Kulibeera kwawufu
Yanguwa okole buulira
Nze ntume ani?
Atugendera ani?
Okugenda okuyita abantu bange
Gwe omwana wa Katonda
Osaanidde okuyitaba
Nti nzuuno, ntuma nzuuno
Nze ntume ani?
Atugendera ani?
Okugenda okuyita abantu bange
Gwe omwana wa Katonda
Osaanidde okuyitaba
Nti nzuuno, ntuma nzuuno
Nze ntume ani?
Atugendera ani?
Okugenda okuyita abantu bange
Gwe omwana wa Katonda
Osaanidde okuyitaba
Nti nzuuno, ntuma nzuuno
Nze ntume ani?
Atugendera ani?
Okugenda okuyita abantu bange
Gwe omwana wa Katonda
Osaanidde okuyitaba
Nti nzuuno, ntuma nzuuno
Gwe omwana wa Katonda
Zuukuka zuukuka
Buulira obubaka bw’oyo eyakuyita
Bw’alijja eyakutuma
Olyambazibwa engule
Yanguwa okole buulira
Nze ntume ani?
Atugendera ani?
Okugenda okuyita abantu bange
Gwe omwana wa Katonda
Osaanidde okuyitaba
Nti nzuuno, ntuma nzuuno
Nze ntume ani?
Atugendera ani?
Okugenda okuyita abantu bange
Gwe omwana wa Katonda
Osaanidde okuyitaba
Nti nzuuno, ntuma nzuuno
Aluwa?
Nzuuno, ntuma nzuuno
Yanguwa gwe
Nzuuno, ntuma nzuuno
Akuyita gwe
Nzuuno, ntuma nzuuno
Yanguwa gwe
Nzuuno, ntuma nzuuno