Ntambula ngaludde mmanyi
Gye tulaga ssi wangu n’akamu
Okuva mu nkaaga mwayiga enguzi
Ne mutuyonsa naffe twayize
(Kale kale)
Ntambula ngaludde mmanyi
(Ntambula ngaludde)
Gye tulaga ssi wangu n’akamu
(Eyo eyo eyo)
Okuva mu nkaaga mwayiga enguzi
(Nze mbatya)
Ne mutuyonsa naffe twayize

Okuva kw’ayonka laba enguzi
Buli gwe ntunuulira ndaba nguzi
Kinvinvi ssi muntumulamu
Ekitiibwa kye kiri mu luguudo
Olwo kati ffe ha abato
Ne mutusalira gino emisango
Atannalya nguzi y’aba akasuka ejjinja alinkube

(Kale kale)
Ntambula ngaludde mmanyi
(Ntambula ngaludde)
Gye tulaga ssi wangu n’akamu
(Eyo eyo eyo)
Okuva mu nkaaga mwayiga enguzi
(Nze mbatya)
Ne mutuyonsa naffe twayize
(Kale kale)
Ntambula ngaludde mmanyi
(Ntambula ngaludde)
Gye tulaga ssi wangu n’akamu
(Wali)
Okuva mu nkaaga mwayiga enguzi
(Nze mbatya)
Ne mutuyonsa naffe twayize

Ebigezo ebyo bwe bibbibwa
Ababinyaga ssi bantu batene
Ab’ebitiibwa baayitirira
Mu buvuyo bwa wano tebatumanyi
Okunyaga akatono kyakabi
Bw’onyaga akakoko ofiirayo
Abanyaga billion be bateebwa
Ne giba mitwe eyo mu mpapula

(Kale kale)
Ntambula ngaludde mmanyi
(Ntambula ngaludde)
Gye tulaga ssi wangu n’akamu
(Eyo eyo eyo)
Okuva mu nkaaga mwayiga enguzi
(Nze mbatya)
Ne mutuyonsa naffe twayize
(Kale kale)
Ntambula ngaludde mmanyi
(Ntambula ngaludde)
Gye tulaga ssi wangu n’akamu
(Wali)
Okuva mu nkaaga mwayiga enguzi
(Nze mbatya)
Ne mutuyonsa naffe twayize

Ow’ebisente bye y’anyumya
Buli ky’anyumya batyetyemuka
Wano mukimanyi bwe twawubisibwa
Nti mpaawo mugagga mugwagwa
Owa shilling ye leka afuge
Kasita abagulira ku bbwakata
Atamuguze talina gy’alaga
By’ebyobufuzi wano ebiriwo

(Kale kale)
Ntambula ngaludde mmanyi
(Ntambula ngaludde)
Gye tulaga ssi wangu n’akamu
(Eyo eyo eyo)
Okuva mu nkaaga mwayiga enguzi
(Nze mbatya)
Ne mutuyonsa naffe twayize
(Kale kale)
Ntambula ngaludde mmanyi
(Ntambula ngaludde)
Gye tulaga ssi wangu n’akamu
(Wali)
Okuva mu nkaaga mwayiga enguzi
(Nze mbatya)
Ne mutuyonsa naffe twayize

(Kale kale)
Ntambula ngaludde mmanyi
(Ntambula ngaludde)
Gye tulaga ssi wangu n’akamu
(Eyo eyo eyo)
Okuva mu nkaaga mwayiga enguzi
(Nze mbatya)
Ne mutuyonsa naffe twayize
(Kale kale)
Ntambula ngaludde mmanyi
(Ntambula ngaludde)
Gye tulaga ssi wangu n’akamu
(Eyo eyo eyo)
Okuva mu nkaaga mwayiga enguzi
(Nze mbatya)

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *