Nsuubiza (Sweet Love) Lyrics – Joe J.O.E

Hmmmm J.O.E
I need a true loving, baby girl
I need a true loving
Axiz on the beat

Ntunuulira mu maaso
Nkakasa nsuubiza nti oli wange
Ntunuulira mukwano
Ŋamba ky’olaba mu maaso gange bambi
Ekyo ky’olaba mu maaso
Ago ge maanyi g’omukwano gwange darling
Guno omutima gukumissinga
Bw’ondekawo nkulaba gukumissinga
Ate gubeera gukulondoola
Bw’ondekawo nze gukulondoola
Nsuubiza nti toligendanga
Nsuubiza nti mukwano tolikyusanga

It’s a sweet love, this a sweet love
Every little thing I need, this a sweet love
Baby true love, this a true love
Every little thing I need, this a true love

Nnyumiza obugambo obuwooma, eh
Nkakasa nti yenze gw’oliwaana, oh eh
Nkwata ng’eggiraasi y’aka soda, baby
Nsuubiza nti ebyange by’olikuuma, oh eh

It’s a sweet love, this a sweet love
Every little thing I need, this a sweet love
Baby true love, this a true love
Every little thing I need, this a true love

Nkwagala bya mutima
Ndaga omukwano tonnumya mutima
Nkusuubiza omutima
Mpa omukwano nkuwe omutima
Nsuubiza omukwano
Nnyamba tonnumyanga mukwano
Nsuubiza omukwano
Nti lubeerera olibaawo mukwano
Nnyimbira obuyimba
Obw’omukwano buli obuwoomu
Buli obuyimba
Ng’obwa Radio Mowzey oli eyakyaaka
Nkutwaleko eyo ku beach
Nkuweeke ate nga naawe bw’ompeeka
Ffe twerage omukwano
Tulumye abo abateesi mukwano

It’s a sweet love, this a sweet love
Every little thing I need, this a sweet love
Baby true love, this a true love
Every little thing I need, this a true love
It’s a sweet love, this a sweet love
Every little thing I need, this a sweet love
Baby true love, this a true love
Every little thing I need, this a true love

Guno omutima gukumissinga
Bw’ondekawo nkulaba gukumissinga
Ate gubeera gukulondoola
Bw’ondekawo nze gukulondoola
Nsuubiza nti toligendanga
Nsuubiza nti mukwano tolikyusanga

Submit Corrections