Grey Town

Gw’olibeerawo
Enkuba ne bweriba etonnya
Ng’ebisooto ku kkubo binneetimbye
Siriswala nga nnina owange, hmmm
Abo baagala
Eky’okulya okisuule mu ttaka
Tebamanyi olina obutuuze eno oli mutaka
Langi yaffe enjeru terifuuka kitaka
Never will it be
K’abe barter trade
Ne bwaba wa kuwa bulamu
My baby ndikuweerayo obulamu
Batwalemu obwange

Kasita okkiriza kansumulule (nsumulule, nsumulule)
Nsumulule omutima (nsumulule, nsumulule)
Leka nsumulule (nsumulule, nsumulule)
Ngukukwase (nsumulule, nsumulule)
Leka nsumulule eh eeh eh (nsumulule, nsumulule)
Nsumulule omutima (nsumulule, nsumulule)
Leka nsumulule omutima (nsumulule, nsumulule)
Ngukukwase (nsumulule, nsumulule)

Love nneewunya
Onjagaza ki omwana w’omwavu!
Nga n’olugoye nnyambala lumu e week
Ogumidde obuswavu
Kyenva nkutaddeko tick
Ne nsaba Omutonzi bw’aliba antwala
Anteeke gy’anteeka gy’amanyi nti olinsanga
Oba mu nnaku (oba mu nnaku)
K’abe barter trade
Ne bwaba wa kuwa bulamu
My baby ndikuweerayo obulamu
Batwalemu obwange

Kasita okkiriza kansumulule (nsumulule, nsumulule)
Nsumulule omutima (nsumulule, nsumulule)
Leka nsumulule (nsumulule, nsumulule)
Ngukukwase (nsumulule, nsumulule)
Leka nsumulule eh eeh eh (nsumulule, nsumulule)
Nsumulule omutima (nsumulule, nsumulule)
Leka nsumulule omutima (nsumulule, nsumulule)
Ngukukwase (nsumulule, nsumulule)

Enkuba ne bw’eriba etonnya
Ng’ebisooto ku kkubo binneetimbye
Siriswala nga nnina owange
K’abe barter trade
Ne bwaba wa kuwa bulamu
My baby ndikuweerayo obulamu
Batwalemu obwange

Kasita okkiriza kansumulule (nsumulule, nsumulule)
Nsumulule omutima (nsumulule, nsumulule)
Leka nsumulule (nsumulule, nsumulule)
Ngukukwase (nsumulule, nsumulule)

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin