For you daddy
For you daddy
For you daddy superman
You daddy

Eno love eruma hapana
Guba ng’omusujja ogukutte akaana
Oba omukubi w’ebikonde Nyakaana
Ng’amaze okulwana, round mukaaga
I want to treat you like a king
Treat me like a queen
Give me my wishes
Ah when you me do like that
I’ll give you love, Mr. and Mrs.

Nsula eyo
Nsula eyo ooh
I see tears on my pillow
Lwakuba gwe ssebo
Nsula eyo
Nsula eyo ooh
I cry tears on my pillow
Lwakuba gwe ssebo

Am speaking to you from my heart
Am breaking barriers for your loving
Mummy ne daddy nze bonna mbagambye
Era n’emikwano nagigambye
Boy are you coming tonight?
Olwo olunaku ndulambe
Mummy ne daddy nze bonna mbagambye
Era n’olunaku nalulambye
Omukwano bwe gukuluma walaayi
Guba ng’omusujja ogukutte akaana
Oba omukubi w’ebikonde Nyakaana
Ng’amaze okulwana, round mukaaga

Nsula eyo
Nsula eyo ooh
I see tears on my pillow
Lwakuba gwe ssebo
Nsula eyo
Nsula eyo ooh
I cry tears on my pillow
Lwakuba gwe ssebo

Ayooo yo yo yo
Nkwagala nnyo nnyo nnyo
Baby yo yo yo
Ayooo yo yo yo
Nkwagala nnyo nnyo nnyo
Baby yo yo yo

Tolwayo
Tolwayo ooh
I cry tears on my pillow
Lwakuba gwe ssebo
Tolwayo ooh
Tolwayo oh oh
I see tears on my pillow
Lwakuba gwe ssebo
Yeah eh eh
Yesse Oman Rafiki

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *