Ne leero nsazeewo
Nsumulule bye nnina mu nsawo
Kkiriza omukago
Nsazeewo nsukkeko ku nsalo, eh
Onjagadde byaddala babe ombeeredde ng’omusawo
Kiba kya bulyazaamanya
Obutakuwa mukwano ka maama
Mmanyi ssi byangu gye tulaga
The journey seems to be tough
Kwatirirako you hold on my love
Wano we tulaga you need to be tough
Era ssi byangu ebikemo
They may take my love away
Batulemese you know to fly away, fly away

Leero nkuteekako akaweta kange, hmmm
Tufuuke omu muntu wange, eh
Leero nkuteekako akaweta kange, hmmm
Tufuuke omu muntu wange, hmmm

Oli ssaala gye yaddamu Katonda
Bwe yali akutonda yawuliriza omutima n’omwoyo munda, munda
Baby njagala ofune joy
Ndikwagala nga sirina na hit afazaali ndisima ttooyi (yeah)
Mmanyi ssi byangu gye tulaga
The journey seems to be tough
Wanirirako you hold on my love
Wano we tulaga you need to be tough
Era ssi byangu ebikemo
They may take my love away
Batulemese you know to fly away, fly away

Leero nkuteekako akaweta kange, hmmm
Tufuuke omu muntu wange, eh
Leero nkuteekako akaweta kange, hmmm
Tufuuke omu muntu wange, hmmm

Yes I do
Yeah
I do
I do babe
Ooh I do

Grey Town

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin