Guno gwe mukwano
Baby sembera wano eno
Ontadde mu mukwano
Sasha y’akubye kano eno

Nkwegomba
Buli ky’okola nkyegomba babe
Nkwetaaga
Gwe tomba wala nkwetaaga babe
Nkwegomba
Buli ky’okola nkyegomba babe
Nkwetaaga
Gwe tomba wala nkwetaaga babe

Ontadde mu mukwano ompunzizza
Onzinira birana nzikirizza
Onkozesa bino eno onkyusiza
Mazima ndi mu mukwano nzikirizza
ABCD by’ompozesa
Simanyi by’onkozesa
Ontagazatagaza laba tolina na kisa
Nze nkwagala for real sifuddeeyo na ku pesa
Engeri gye nkwagalamu esesa n’okusesa

Nkwegomba
Buli ky’okola nkyegomba babe
Nkwetaaga
Gwe tomba wala nkwetaaga babe
Nkwegomba
Buli ky’okola nkyegomba babe
Nkwetaaga
Gwe tomba wala nkwetaaga babe

You make me feel so better
I love you bae no matter
Nkwagala nga mata
Ompoomera nga butter
Onkubisizza picha
Me baby boy you’re sweeter
Oli mulungi wekka nkwagala nnyo boy you’re hotter

Audio Pan Production

Nkwegomba
Buli ky’okola nkyegomba babe
Nkwetaaga
Gwe tomba wala nkwetaaga babe
Nkwegomba
Buli ky’okola nkyegomba babe
Nkwetaaga
Gwe tomba wala nkwetaaga babe

Guno gwe mukwano
Baby sembera wano eno
Ontadde mu mukwano
Sasha y’akubye kano eno
ABCD by’ompozesa
Simanyi by’onkozesa
Ontagazatagaza laba tolina na kisa
Nze nkwagala for real sifuddeeyo na ku pesa
Engeri gye nkwagalamu esesa n’okusesa

Submit Corrections

One thought on “Nkwegomba Lyrics – Sasha Delta”

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *