Nanananana hmmn
Crouch
Aaah
Aaah
Aaah aah
Omusujja gunnuma gwe ddagala
Vitamin evumula ebinnuma
N’ennyonta bw’ennuma gwe katunda
Oli ddagala eriwonya ebinnuma
Abaali baseka nga muswadde
Gwe mwali mugaya ate atutte
Omuntu omulungi okusinga mmwe
Nandikukuumye naye ntidde
Ssisobola kubaawo buli kadde
Omuntu omulungi okusinga gwe
Nkwataako nfa obukoowu
Nkwagala kuba manyi ki ky’oli
Nkwataako nfa obukoowu
Nkwagala kuba manyi ki ky’oli
Aaah
Akabengo kannuma gwe kakeeka
Oweweeza n’owonya ebinnuma
Nywako nywako
Owone akayonta, nywako
Nywako nywako
Owone ebikusumbuwa, nywako
Nywako… ndi katunda
Nywako… mpeweeza
Nkwataako nfa obukoowu
Nkwagala kuba manyi ki ky’oli
Nkwataako nfa obukoowu
Nkwagala kuba manyi ki ky’oli
Eeeh
Abaali baseka nga muswadde
Gwe mwali mugaya ate atutte
Omuntu omulungi okusinga mmwe
Nandikukuumye naye ntidde
Ssisobola kubaawo buli kadde
Omuntu omulungi okusinga gwe
Nkwataako nfa obukoowu (lady eeh)
Nkwagala kuba manyi ki ky’oli (eeh)
Nkwataako nfa obukoowu (babe)
Nkwagala kuba manyi ki ky’oli
Nkwataako nfa obukoowu (nkwataako)
(Nkwata nkwatan nkwata)
Nkwagala kuba manyi ki ky’oli
Nkwataako nfa obukoowu (oooh)
Nkwagala kuba manyi ki ky’oli (maama eeh)