Aah, hmmm
Bweza Music, hmmm
Danyen in the feeling
Jamie Culture madder
I dedicate this song
To you my lover, hmmm

Singa enjuba, egaana okugolooba
N’esigala ng’eyaka, ne nkuwambaatira
Wajja nga kimyanso, nga kibunoomu
Mu mutima munda mwe watuula
N’okajjala watebenkera
Nkulowoozaako ettumbi eyo mu kiro
Nfumiitiriza waliwo akutwala eyo
Oh njagala, nkyebuuza munda mu nze
Lwaki buli we mbeera nkulowooza?
Kino kibuuzo, nsaba onziremu
Lwaki buli lwe ngwawo mba ndoota gwe?
Buli lwe ndowooza ndowooza gwe
Ne bwe neekanga nkulowooza
Seebaka tulo, ha!
Kano Danyen y’akakoze
Ne nsalawo nkayimbe
I love you, so aah

Omutima wagwasa, eeh
Munda n’otuula mu nze
Omutima wagwabuluzaamu ebitundutundu
Wagugabana, ooh uuuh
I love you
Gwe mutima
Gwe nsi
Gwe bulamu bwange
Gwe kintu kyokka
Kye nina mu bulamu ekisooka
I’ll say I love you
I don’t care
This song is for you my love
You’re my babe
I wanna know
I love you, love you
I need you

Enkuba k’etonnye
Ka gwake gutinte
Ebigambo kabiyite nga kibuyaga, sirikusuula
Nkusibiddeko nnyo
Nkubaliddeko, gwe mpagi yange ey’okwagala
You mean a lot to me
You mean a lot my babe
Be my love, am your love
Be my friend, my best friend
Always and forever
Oh babe I love you
I love you

Submit Corrections

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *