Am sorry okuteeteeganya naye nina kyenkugamba kitono nnyo, love
Nze Acidic Vokoz Uganda
The Lyrical Boy

Nja kutereera nze nga nkuwangudde
N’omutima gwo ng’ogumpadde
Ne bw’oligenda wa nja kwekuuma munnange
Ppaka eggulu nga lyeggudde
Obulungi bwo bulikuwanguza award
Mu mpaka zino ez’obwa Miss
Nga An-Known baby ondi munda mu heart
You’re driving me insane nze nkubuulidde
Muno mu mutima yeggwe mugole
Abalala banneetegule
Enkuba k’etonnye kagwake
Baby I love you

Nsobola okiddiŋŋana emirundi gyonna gyonna (nkulinako crush)
Nja kukiggamba era n’enkya bwenkusanga (nkulinako crush)
Ndaga love love nze nteeka mu ndowooza (nkulinako crush)
Nnyamba, nnyamba, nnyamba (nkulinako crush)

Yeah, omutima gwo nzigulira nteekemu eno love gyennina
Ojja kulaba combination
Sitidde bali ne bwebankyawa
Nga ndi naawe
Ejja kubeera holiday
Ng’oli mu kifuba kyange
Nga bwenkugambye kanninde
Yadde mmanyi sigwanidde naye kanninde
Obulungi bwo bulikuwanguza award
Mu mpaka zino ez’obwa Miss
Nga An-Known baby ondi munda mu heart
You’re driving me insane

Nsobola okiddiŋŋana emirundi gyonna gyonna (nkulinako crush)
Nja kukiggamba era n’enkya bwenkusanga (nkulinako crush)
Ndaga love love nze nteeka mu ndowooza (nkulinako crush)
Nnyamba, nnyamba, nnyamba (nkulinako crush)

Nja kutereera nze nga nkuwangudde
N’omutima gwo ng’ogumpadde
Ne bw’oligenda wa nja kwekuuma munnange
Ppaka eggulu nga lyeggudde
Obulungi bwo bulikuwanguza award
Mu mpaka zino ez’obwa Miss
Nga An-Known baby ondi munda mu heart
You’re driving me insane nze nkubuulidde
Muno mu mutima yeggwe mugole
Abalala banneetegule
Enkuba k’etonnye kagwake
Baby I love you

Nsobola okiddiŋŋana emirundi gyonna gyonna (nkulinako crush)
Nja kukiggamba era n’enkya bwenkusanga (nkulinako crush)
Ndaga love love nze nteeka mu ndowooza (nkulinako crush)
Nnyamba, nnyamba, nnyamba (nkulinako crush)

Xtreme Music

Submit Corrections

Leave a Reply

Protected Content, contact Admin