Jangu tukinywemu (what!)
Olwolumu baby nange nkubwamu
BX on Da Beat
(Siizer)
Abalina ebigambo lya kawaani
Nadda ku bibyo the way you whine
You make ma head spin around you’re high
Sirina bigambo
I say I say no word
Kambeere kagaali nga gwe carrier
Obeere mmotoka nga nze agivuga
Ebisumuluzo nga gw’abirina
Bonna balina omukwano
Okugayaala atyo alina ebibuuzo
Eby’ensi bya kacwano eeh
Tekaba katijjo
Onzaaza mize
Bwekiba kiso mukwano leka neepene
Onzaaza mize (wow!)
Onzaaza mize, eh eh
Jangu tukinywemu
Olwolumu baby nange nkubwamu (wow!)
Jangu tukinywemu
Olw’olumu mmanyi naawe okubwamu
Jangu Tukinywemu
Jangu tukinywemu
Olwolumu baby nange nkubwamu (wow!)
Jangu tukinywemu
Olw’olumu mmanyi naawe okubwamu
Yeah eeh
Nina obugambo bwo (what!)
Njagala otuule obuwulire yeah eh
Waliwo obusimo bwo (Siizer)
Bw’otumatuma ddala ku bwongo
Onkubisa bbiri
Onjogeza bbiri
Onzanyisa bbiri
Byebwankolaakola ddala ekiro
Yegwe eyaakaboneka
Oli njuba eyokyayokya okukamala
Ugandan eyakikuba
Kasente ke nina yegwe akagwanira
Yekka gwe neeyagalira
Kasente ke nina yegwe akagwanira, akagwanira
Mi gal take over
Mi like yo booty booty when you bend over
Mi gal take over
Mi like yo booty booty when you bend over
Jangu tukinywemu
Olwolumu baby nange nkubwamu (wow!)
Jangu tukinywemu
Olw’olumu mmanyi naawe okubwamu
Jangu Tukinywemu
Jangu tukinywemu
Olwolumu baby nange nkubwamu (wow!)
Jangu tukinywemu
Olw’olumu mmanyi naawe okubwamu
Yeah eeh